Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olwaleero aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka 2020, ekibadde kiyindira ku Hana International School e Nsangi. Omusasi waffe yabaddeyo era bwati bweyakutte mu bifananyi ebibaddeyo.
Kabaka ne Nnabagereka ng’abasaakaate babalaga byebayize
Kabaka ne Nnabagereka nga bali n’abasaakaate
Abasaakaate nga balaga Kabaka byebayize
Okuva kukkono Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, Katikkiro Charles Peter Mayiga, ne Joseph Kawuki minisita avunanyizibwa ku gavumenti z’ebitundu
Kabaka ng’agabula keeki abasaakaate abasinga obuto
Kabaka ne Nnabagereka n’abasaakaate abasinga obuto
Abamu kubeetabye mukuggalawo ekisaakaate
Omuyimbi Mathias Walukagga wakati
Asooka ku ddyo, Omumyuka wa Katikkiro owookubiri era Omuwanika wa Buganda Oweek. Robert Waggwa Nsibirwa, ate asemba ku ddyo Omubaka wa palamenti akiikirira Busiro East Medard Lubega Seggona
Okuva ku ddyo, Katikkiro Charles Peter Mayiga, Oweek. Prosperous Nankindu Kavuma, minisita avunanyizibwa ku Nkulaakulana y’abantu, Oweek. Twaha Kaawaase, omumyuka wa Katikkiro asooka, n’oweek. Dan Muliika Katikkiro eyawummula
Share this: