• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Buganda etongozza olukiiko olugenda okuddukanya omuzannyo gw’Amaato

Gambuuze by Gambuuze
June 13, 2023
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Buganda etongozza olukiiko olugenda okuddukanya omuzannyo gw’Amaato
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda butongozza olukiiko lw’abantu 13 olugenda okuddukanya empaka z’Amaato mu ku mutendera gw’Amasaza okumala emyaka esatu.

Olukiiko olutongozeddwa lukulemberwa Eng. Ben Misagga, amyukibwa Faridah Nakazibwe ,Maurice Mukiibi w’Amawulire ,Omuwandiisi  Akullo  Olive ,Ronny Mutebi Nsubuga ye muwanika ate munnamateeka ye Derrick Kavuma n’abalala.

Omukolo gw’okutongoza akakiiko gubadde ku mbuga enkulu e Bulange  Mengo ku Lwokubiri.

Minisita w’abavubuka, emizannyo n’okwewummuza mu Bwakabaka, Owek Henry Ssekabembe Kiberu asabye abakulembeze okunyweza entambuza y’emizannyo egy’enjawulo  nga bateekamu obudde, kiyambe emizannyo okweyimirizaawo.

Owek. Ssekabembe  akuutidde  olukiiko okumanyisa abantu ba Ssaabasajja Kabaka n’okubaagazisa omuzannyo gw’Amaato basobole okugwettanira, okutumbula ebitone n’okwekulakulanya.

Ssentebe w’olukiiko olulondeddwa Eng. Ben Misagga asuubizza nti ng’olukiiko beetegese okufuula omuzannyo gw’Amaato ogw’ettutumu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist