• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Buganda etongozza Bboodi y’Empuliziganya ne Tekinologiya

Gambuuze by Gambuuze
May 26, 2022
in Amawulire
0 0
0
Buganda etongozza Bboodi y’Empuliziganya ne Tekinologiya
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Obwakabaka butongozza Bboodi y’Ebyempuliziganya, Tekinologiiya n’Obuyiiya okusobola okutumbula enkulaakulana mu Buganda kisobozese okuggya abantu  ba Kabaka mu bwavu.

Bw’abadde atongoza olukiiko luno mu bimuli bya Bulange, ku Lwokuna Katikkiro Charles Peter Mayiga abakuutiddde okukola buli kimu okukyuusa endowooza y’abantu ba Buganda era babagazise Tekinologoya n’okubeera abayiiya okusobola okuzza Buganda ku ntikko.

Bboodi ekulemberwa Muky. Paula Musiitwa, naamyukibwa Mw. Joseph Kiggundu.  Bammemba abalala ku Lukiiko luno kuliko; Mw. Abdul M. Kibuuka, Lydia Nakju Bakyusa, Dr. Sulaiman Kawooya, Ssekadde Saul,  Vincent Male awamu ne  Nagawa Teddy Lukwago.

Kamalabyonna era asabye akakiiko kabangewo enkola ey’okwagazisa abantu tekinologiiya kubanga y’enkola yokka egenda okubayamba okwekulaakulanya.

Owek. Mayiga annyonnyodde nti ensi nebwebeera n’obugagga obungi naye nga abantu baayo tebasobodde kwettanira Tekinologoya, Obugagga tebugigasa naawa eky’okulabirako kya DR. Congo esangibwamu kumpi buli kya bugagga naye abantu baayo balunkupe.

Omumyuka wa Katikkiro Asooka era Minisita w’Obuyiiya n’Enzirukanya y’Emirimu, Owek Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, asabye abakiise ku lukiiko olutongozeddwa okukozesa obukugu bwe balina okumanyisa abantu ba Ssaabasajja Kabaka ebikwata ku Buganda nga bakozesa tekinologiya.

Ate Ssentebe wa Bboodi eno, Omuk. Paula Musiitwa, agambye nti kaweefube ono wakuyambako okutumbula eby’obuyiiya, eby’obulimi bya Buganda ne uganda wamu n’okugaziya akatale kaabyo wa bweru w’eggwanga.

Omuk. Musiitwa kulwa banne, yeebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’okubalondobayo n’abawa obuvunaanyizibwa buno bwatyo ne yeeyama okukwatira awamu n’abakulembeze b’Obwakabaka okutuukiriza ebigendererwa by’Obwakabaka.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Abdul M. KibuukaBugandaBuganda ICT BoardDr. Sulaiman KawooyaJoseph KiggunduKatikkiro Charles Peter MayigaLydia Nakju BakyusaNagawa Teddy Lukwago.Owek. Twaha Kaawaase KigongoPaula MusiitwaSsekadde SaulVincent Male
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist