• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obulimi

Buganda etandise okusomesa abaana abato okukuuma Obutondebwensi

Gambuuze by Gambuuze
May 26, 2022
in Eby'obulimi
0 0
0
Buganda etandise okusomesa abaana abato okukuuma Obutondebwensi
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

 Kasanje – Busiro

 Obwakabaka butandise  kaweefube w’okusomesa n’okwagazisa emiti emito obukulu bw’okukuuma obutonde bwensi okusobozesa emigigi eginajja okuzzaawo obutonde bwensi obusaanyizibwawo buli lukya.

Enteekateeka eno etongozeddwa minisita avunaanyizibwa ku ttaka,  Obulimi n’Obutondebwensi mu Buganda, Owek. Mariam Mayanja Nkalubo bw’abadde akuliddemu okusimba emiti okwetoloola Buganda ng’omukolo guno gubadde mu ggombolola ya Ssaabawaali Kasanje mu Busiro gyebasimbye ekibira.

Bino byebimu ku bikujjuko ebikulembeddemu okukuza olunaku lw’ Obutondebwensi olwateekebwawo Ssaabasajja Kabaka okwongera okwefumintiriza ku bukulu bw’okukuuma n’okuzzaawo obutondebwensi mu ggwanga.

Minisita Mayanja asabye abazadde okulaba nga abaana benyigira mu nteekateeka eno era babasikirize okusimba emiti era bagirabirire kuba y’engeri yokka gyebagenda okusobola okufuna omutima ogukuuma obutonde .

Omwami  wa Kabaka amulamulirako eggombolola ya Ssaabawaali kasanje, Andrew Benon Kibuuka, ategeezeza nti bakufuba okukuuma ekibira kya Beene ekisimbiddwa olwaleero ate  nokwongera okunyikiza enjiri ey’okukuuma n’okuzzaawo obutonde mu bantu.

Olunaku lwenkya Ssabiiti y’Obutondebwensi mu Buganda lwekomekerezebwa n’omukolo omukulu mu Lubiri e Mengo  wansi w’omulamwa ogugamba nti ” obutondebwensi bwamugaso eri ebitonde”

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist