• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Buganda  ebangudde abakulembeze ku butabanguko mu maka

Gambuuze by Gambuuze
December 13, 2021
in Eby'Obulamu
0 0
0
Buganda  ebangudde abakulembeze ku butabanguko mu maka
0
SHARES
92
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulanege – Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda butandise okulwanyisa obutabanguko mu maka nga ku luno, butandise na kubangula bakulembeze mu mitendera egy’enjawulo mu masaza ku bivaako obutanguko awamu n’ekirina okukolebwa, nga batandikidde mu ssaza ly’e Kyaddondo.

Bwe yabadde mu musomo guno ogwayindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokutaano, Minisita avunaayizibwa ku  kikula ky’abantu mu Bwakabaka, Owek. Dr. Prosperous Nankindu  yakubirizza  abazadde okuteekateeka obulungi abaana abalenzi kuba bakola kinene mu kumalawo obutabanguko buno.

Owek. Nankindu yalaze obwennyamivu ku bakyala abeefunyiridde okutulugunya abaami nga beesigama ku mwenkanonkano n’amateeka agalwanirira eddembe ly’abakyala,  kye yagambye nti kirinnyirira eddembe ly’abaami n’abasaba okukyusaamu.

Minisita Nankindu mu ngeri yeemu  yakubirizza abakulembeze ku mitendera egyenjawulo okubeera ekyokulabirako ekisookerwako eri abantu be bakulembera naddala mu lutalo luno olw’okulinnya ekizibu kino ku nfeete,  naddala mu biseera bino eby’ennaku enkulu ezisembedde.

Omwami w’essaza Kyaddondo, Kaggo Agnes  Nakibirige Ssempa  yagambye nti wakyaliwo obwetaavu bw’okusomesa n’okubangula abantu ku bikwata ku butabanguko mu maka, kwe biva n’ebizibu by’ekizaala, okusobola okukimalawo ng’emisomo nga gino gyakuzannya omulimu munene.

Abamu ku  baabangudde abakulembeze mu musomo guno  okwabaddeko; Dr.  Phiona Kalinda atwala ebyobulamu e Kyaddondo  ne  Florence Nabakenya, bagamba nti ebimu ku bivuddeko ekizubi  kino okweyongera  bwe buluvu bw’ensimbi mu bazadde n’ebirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist