• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Besigye atolose ku bakuumaddembe, bamwekangidde ku Arua Park nga yeekalakaasa ku bbeeyi y’ebintu

Gambuuze by Gambuuze
May 24, 2022
in Amawulire
0 0
0
Besigye atolose ku bakuumaddembe, bamwekangidde ku Arua Park nga yeekalakaasa ku bbeeyi y’ebintu
0
SHARES
68
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Eyavuganyako ku bwapulezidenti era munnakibiina ki Forum for Democratic Change (FDC), Dr. Kizza Besigye yeemuludde ku bakuumaddembe abateekebwawo okumulemesa  okuva mu makaage e Kasangati okujja mu kibuga okwekalakaasa ku bbeeyi y’ebintu eyeekanamye nga agamba nti gavumenti tekoze kimala.

Besigye akunze bannayuganda okusitukiramu balage gavumenti obutali bumativu ku bbeeyi y’ebintu eriwo mu ggwanga.

“Sigenda kukkiriza kukumiirwa mu maka gange ng’omusibe ng’abantu babonaabona mu nsi yabwe,” Besigye bw’ategeezezza bannamawulire.

Besigye asabye abakuumaddembe bamukwate era bamusimbe mu mbuga z’amateeka bweba bakakasa nti aliko omusango gwakoze naye tagenda kukomya kulwanirira bannayuganda.

Bino webijjidde nga Besigye yakwatiddwa olunaku lweggulo ku Mmande naggalirwa mu mmotoka ya poliisi okumalira ddala ekiseera oluvannyuma lw’okugezaako okwekalakaasa.

Dr. Besigye nga tanakwatibwa yasoose kutegeeza bannamawulire nga Pulezidenti Museveni bwatali mwenkanya kuba bweyazze okwogerako eri eggwanga kyeyakoze kyakusaba bannayuganda kwenyweza kyokka nga ye agenda mu maaso n’okusaasaanyizibwako ensimbi eziwera obuwumbi 2 buli lunaku obuweebwayo okulabirira amaka g’Obwapulezidenti.

Share this:

Tags: Arua ParkDr. Kizza BesigyeFDCMuseveni
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist