• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Beene alonze olukiiko olukulembera Abataka oluggya

Gambuuze by Gambuuze
October 11, 2021
in Amawulire
0 0
0
Beene alonze olukiiko olukulembera Abataka oluggya
0
SHARES
140
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’alonda olukiiko olufuzi olw’Abataka oluggya

Olukiiko Beene lw’alonze lugenda kukulemberwa  omukulu w’Ekika ky’Ekkobe, Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba.

Okusinziira ku bbaluwa eyawandiikiddwa eri Omukubiriza w’olukiiko lw’Abataka, Jjajja Namwama Augustine Mutumba okuva mu woofiisi ya Ssaaabasajja Kabaka nga kiriko omukono gw’omuyambi wa Kabaka ow’ekyama,  Douglas D Mukiibi, eraga nti obuvunaanyizibwa bwa bano bwakutandikirawo.

Ebbaluwa eno ennyonnyola nti Beene yasiimye amannya Omutaka Namwama ge yamuweereza mu Lubiri era abo abaalondebwa, Omutanda asiimye babeere ku lukiiko olufuzi olwa Ssaabataka oluggya.

Abalondeddwa ku lukiiko luno be bano;

1).   Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba – Ssentebe w’olukiiko

2). Omutaka Nsamba Aloysious Lubega Magandaazi – Mmemba

3). Omutaka Kidimbo Grace Kizito Bakyayita – Mmemba

4). Ssaababiito we Kibulala Sam Walugembe – Mmemba

5). Omutaka Nakigoye Samson Nabbimba – Mmemba

6). Omutaka Muteesaasira Keeya Ttendo Namuyimba – Mmemba

7). Omutaka Lwomwa Daniel Bbosa – Mmemba

Share this:

Tags: Kabaka MutebiNamwama Augustine Mutumba
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist