• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obulimi

Batongoza ekyuma ekifukiriza amasanyalaze g’ enjuba, Katikkiro asabye abalimi okwerinda omusana

Gambuuze by Gambuuze
November 24, 2024
in Eby'obulimi
0 0
0
Batongoza ekyuma ekifukiriza amasanyalaze  g’ enjuba, Katikkiro asabye abalimi okwerinda omusana
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Ssango – Mawokota

Obwakabaka bwa Buganda wamu n’ekitongole ki Akvo International ne GRUNFOS bawaddeyo ebyuma ebiyambako okufukiririra nga bikozesa amaanyi g’enjuba okuyambako abalimi okuyita mubiseera by’ omusana.

omukolo gw’ okutongoza enteekateeka eno guyindidde ku kyalo Ssango mu Mawokota era Omukubiriza w’ olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule yabaddewo kulwa Katikkiro Mayiga.

Katikkiro Mayiga mu bubaka bw’atisse Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, ategeezeza nti Obwakabaka bulina enteekateeka ez’enjawulo ezigendererwamu okusitula embeera z’abantu ba Buganda kyokka wabaawo ebisoomooza eby’enjawulo nga n’ekimu kw’ebyo ly’ebbula ly’amazzi mu kisaawe ky’ebyobulimi.

Owek.Mayiga alaze nti engeri esinga obulungi okuvvuunuka okusomezebwa kw’ekyeya kwe kwetegeka obulungi omuntu ng’alina obusobozi obufukirira, obutafiirwa birime bye.

Katikkiro yeebaziza aba Child Welfare and Adoption Society olw’obumalirivu bwe bataddemu okufuula ennimiro omutereddwa ekyuma, nga eky’okulabirako ekivaamu ssente
awamu n’okugifuula ennimiro eyigirizibwamu abantu e Mawokota, abasiimye n’olwokulabirira abaana nga bayita mu Nsambya Babies Home

Minisita wa Bulungibwansi, Obutondebwensi, Amazzi n’Ekikula ky’Abantu Owek. Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo akoowodde bannamawokota okuwaayo obudde okuyigira ku nnimiro eno mwe bagenda okusomesebwa okutambula n’enkyuukakyuuka y’embeera y’obudde.

Ekyuuma kino kiwereddwayo aba Akvo International ne GRUNFOS era omukolo gw’etabiddwako n’Omubaka wa Denmark mu Uganda, HE. Signe Winding Albjerg

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist