• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bannabitone basabiddwa okukola n’obukugu

Gambuuze by Gambuuze
May 27, 2022
in Amawulire
0 0
0
Bannabitone basabiddwa okukola n’obukugu
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye bannabitone okukola emirimu gyabwe n’obukugu ate n’obuvumu, nga beewa ekitiibwa, kibayambe okwekulaakulanya awamu n’okuzza Buganda ku ntikko.

Owek. Mayiga yabyogeredde mu kivvulu ky’omuyimbi  Hajara Diana Namukwaya abangi gwebakazaako Spice Diana bwabadde atongoza kyayise Stargal EP mu nteekateeka abantu ab’enjawulo gyebabadde bawuliriza ennyimba ze ku Cubana Bar and Longue e Munyonyo.

Ono era akubiriza bannabitone  okuba nebiruubirirwa  ebinene okusinga ku nnyumba, emmotoka nebirala ebifaanana bityo nabategeeza nti balina okutunula okusingako wano okusobola okuzimba eggwanga.

Mayiga agamba nti omuntu okuba n’ekitone ng’okuyimba, okuzina amazina nagyo mirimu ng’abantu ababeera mu wofiisi nabasiba amataayi nga nabwekityo bisaanye okuweebwa ekitiibwa.

Omuyimbi Namukwaya Hajara Diana Spice Diana yeebazizza Katikkiro olwokujja naberawo mu kivvulu kye .

Owomumbuga abadde awerekeddwako Minisita owabavubuka nokwewumuza Owek. Henry Kiberu Ssekabembe  n’abakungu abalala era asanyusiddwa abayimbi ab’enjawulo  okuli;  Irene Namatovu, Maulana ne Reign awamu n’abalala.

Share this:

Tags: Katikkiro MayigaSpice Diana
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist