• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Amerika erabudde ku butujju , Ebyokwerinda binywezeddwa

Gambuuze by Gambuuze
January 31, 2022
in Amawulire
0 0
0
Amerika erabudde ku butujju , Ebyokwerinda binywezeddwa
0
SHARES
67
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Ekitebe ky’Amerika mu ggwanga lya Kenya kirabudde ku bikolwa by’obutujju  munda mu ggwanga eryo.

“Ekitebe ky’Amerika kirabula abantu okubeera obulindaala mu bifo by’olukale nga Ssemaduuka, wooteeri, ebisaawe by’ennyonyi, Kiraabu, ebirabo by’omwenge, amasomero, amasinzizo awamu n’ebifo ebisinga okubeeramu abalambuzi. Emikolo gy’amasanyu  awamu n’ebikung’aanya abantu ng’okwekalakaasa kuba gino basobola ogikozesa okukola obutujju,” Ekiwandiiko okuva ku kitebe ky’Amerika bwe kisomye.

Ku Mmande Enanga ategeezezza nti bannayuganda bonna balina okusigala obulindaala kuba obutujju bukyaliwo oluvannyuma lw’abatujju okulumba Poliisi ya CPS nga Novemba 16 ne Parliamentary Avenue mu Kampala omwafiira abantu abawerako.

“ Twagala okutegeeza bannayuganda nti obutujju bukyaliwo mu ggwanga.  Eby’okulumba abantu ku Kulisimansi e Congo biraga nti abatujju basobola bulungi okutegeka ennumba zaabwe nga bakolagana ne bannaabwe abawangaalira munda mu ggwanga.” Enanga bw’annyonnyodde.

Enanga agamba nti wadde ab’ebyokwerinda bali bulindaala oluvannyuma lw’Amerika okulabula bannansi ba Kenya ne wano abantu balina okukola ogwabwe okwekengera n’okuloopa omuntu yenna gwe batategeera.

Bino we bijjidde ng’eggye ly’eggwanga erya UPDF lyakwataganye n’erya Congo okufufuggaza abayeekera ba ADF abasangibwa mu bibira by’e Congo.

Ab’obuyinza mu ggwanga balumiriza aba ADF okubeera emabega w’obutujju obwakolebwa mu Kampala omwaka oguwedde nga kino kye kyawaliriza eggye okwesogga Congo okubalwanyisa era oluvannyuma lw’okusaanyaawo enfo zaabwe ezisinga kigambibwa nti, abayeekera bano badduse ekibabu ne beeyongerayo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist