• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Abazadde basabiddwa okugunjula obulungi abaana

Gambuuze by Gambuuze
March 29, 2022
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Abazadde basabiddwa okugunjula obulungi abaana
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abazadde wonna mu ggwanga basabiddwa okukola buli kisoboka okugunjula obulungi abaana kisobozese ebiseera by’eggwanga eby’omu maaso okubeera ebitangaavu kuba bingi birabise nga bisobye olw’enkyukakyuka y’ensi.

Obubaka buno bubaweereddwa amyuka Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Ahmed Lwasa  bw’abadde atikkula oluwalo okuva mu bibiina by’ abakyala okuva mu masaza ag’enjawulo okuli; Busiro, Kyaddondo, Kyaggwe ne Kabula mu bimuli bya Bulange kulwa Katikkiro Charles Peter Mayiga.

“Buli muntu mu makaage yandiyagadde okubeera n’omwana omulungi naye oba kigaanira wa tetumanyi, ensonga eyo nkulu nnyo ku ludda lwammwe nga abakyala kubanga mulina okulambika abaana okuviira ddala ku lunaku olusookera ddala ppaka ku ssaawa esembayo. Bwoba ogenze okukyalira omwana mubuulire ebigambo ebibazimba kuba buli muntu asoma abeera alina ekigendererwa”

Owek. Lwasa abasabye a okwettanira ebibiina okusobola okwekulaakulanya mu ngeri ezitali zimu bakomye okutwalayo ekinyumu era bafube okulaba nga eddiini ebukala mu maka gaabwe okusobola okukuza abaana  obulungi.

Minisita Omubeezi owa Gavumenti ez’ebitundu, Owek. Joseph Kawuki  asabye abazadde okwongera okwefumitiriza ku ngeri abaana gyebakuzaamu abaana babwe.

Omwami wa Kabaka atwala essaza Kyaddondo, Owek. Agnes Nakibirige Ssempa yeebazizza nnyo abakyala bano owokujjumbira enteekateeka z’Obwakabaka zonna.

Essaza lye Busiro lyeliridde mu malala akendo olwaleero nga lireese obukadde 4 nemitwalo 90, Kyaddondo neddako 4 nemitwalo 68 ate yo Kyaggwe ereese emitwalo 73.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist