• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abayizi ku BRIBET balabuddwa ku kabi k’okuzaala nga tebaneetuuka

Gambuuze by Gambuuze
October 17, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire, Eby'Obulamu, Ebyenjigiriza
0 0
0
Abayizi ku BRIBET balabuddwa ku kabi k’okuzaala nga tebaneetuuka
0
SHARES
63
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kakeeka – Mmengo

Minisitule y’Ebyenjigiriza mu Bwabakabaka, ebangudde abayizi ku ttendekero lya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education (BRIBET) ku ngeri gyebayinza okwewala obuzibu obujja n’okuzaala nga bakyali.

Bano babanguddwa ku bizibu omuli okuzaala abaana abatatuuse, okufuna endwadde ezenjawulo, okufiirwa obulamu bwabwe ne biseera byabwe eby’omumaaso saako n’okweyongera kw’abaana abawangaalira ku nguudo.

Omumyuka w’Omuwandiisi Owenkalakkalira era Omukwanaganya w’ensonga z’ekikula ky’abantu mu minisitule eno era omubanguzi omukulu ,  Omuk. Peter Zake, akubiriza abayizi bano okubeera abegendereza era okutwala emisomo gyabwe ng’ekikulu okusobola okutangaaza ebiseera byabwe eby’omu maaso n’okugasa eggwanga lyabwe.

Omuk. Zake era abasabye okukozesa obulungi ebiseera byabwe nga bayiga ebintu ebyenjawulo eby’omugaso gyebali kibayambe obutatwalibwa mizze egitali gimu egiyinza okubaviirako ebizibu ebyenjawulo ebiteeka obulamu bwabwe mu buzibu.

Ye Omukwanaganya w’Abavujjirizi mu Buganda, Mukiibi Herman akuutidde abayizi bano okwekuuma saako nobuteetaba mu bikolwa biteeka bulamu bwabwe mu  buzibu nga okuggyamu embuto kyagamba nti kikendeeza obuwangaazi bwabwe.

Era abakubirizza  okwewala ebikolwa eby’omukwano nga bakyali mu myaka emimpi ebibaviirako okufuna endwadde ez’okutonya nendala.

Omusomo guno gwetabiddwamu abayizi abawala n’abalenzi abateegezeeza nga obwavu obususse muggwanga, abazadde obutawa baana baabwe budde, n’okwegomba mu bavubuka, zezimu ku nsonga eziviriddeko okweyongera kw’omuwendo gw’ abaana abazaala nga tebaneetuuka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist