• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abavubuka Bateekwa Okuwa Obuwangwa Ekitiibwa – Ssentebe Lubyayi

Gambuuze by Gambuuze
April 9, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abavubuka Bateekwa Okuwa Obuwangwa Ekitiibwa – Ssentebe Lubyayi
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Houma

Ssentebe wa Nkobazambogo mu ggwanga Adrian Lubyayi alambudde bannankobazambogo abawangaalira e Hoima, Masindi ne Kiryandongo naabakuutira okuwa Obuwangwa ekitiibwa.

Lubyayi asinzidde eno n’agamba ekiseera kituuse abaana ba Buganda abali ebweru wa Buganda batuukibweko era babuulirwe obuvunanyizibwa bwabwe eri Obwakabaka.

Ono  abakubirizza okunyweza emisomo kuba Ssaabassajja Kabaka ayagala abavubuka abayivu era abagunjufu okusobola okuzza Buganda ku ntikko.

Ku lugendo lwe luno, Lubyayi buli ttendekero ly’atuseeko asimbye emiti ng’akabonero k’okukubiriza abavubuka naddala bannankobazambogo okulwanirira obutondebwensi.

Akuutidde  abayizi abaganda okwagala ennyo n’okusoosowaza obuwangwa bwabwe kyokka n’okuwa ekitiibwa obuwangwa bwe baasanga mu bitundu by’Ensi ebirala gye babeera bagenze.

Ssentebe Adrian Lubyayi alambudde bannankobazambogo ku matendekero okuli; Hoima School of Nursing and Midwifery, Uganda Petroleum Institute Kigumba, Uganda Cooperative College Kigumba, Nyabyeya Forestry College Masindi ne Uganda Technical College Kyema.

Mugalula James atwala bannankobazambogo abawangaalira mu bitundu bino,  yeebazizza Ssentebe Adrian Lubyayi okubalambulako era nategeeza nti kibawadde okumanya nti eka babalowozaako.

Okulambula kuno kuli mu buwuufu Ssentebe wa Nkobazambogo bwaliko obw’okulambula Bannankobazambogo mu matendekero ag’enjawulo naddala ago agali wabweru wa Buganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist