• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Abasoba mu 300 bafunye Sikaala za Kabaka Education Fund

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2024
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Abasoba mu 300 bafunye Sikaala za Kabaka Education Fund
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Minisitule y’Ebyenjigiriza mu  Buganda wamu n’ekitongole ki Kabaka Education Fund (KDF) basunsudde abayizi abagenda okuganyulwa mu bbasale za Beene okusobola okubayambako bafuuke ab’omugaso mu ggwanga.

Okusunsulamu kuno kuyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu ng’ enteekateeka eno eganyudde abayizi abasoba mu 300.

Okusinziira ku Minisita w’Ebyenjigiriza Owek. Cotilda Nakate Kikomeko abayizi abamu bafunye sikaala enzijuvu abalala babasasulirako ekitundu nga mu bino byonna, Kabaka agenderedemu kutumbula byanjigiriza mu bantu be.

 Owek. Cotilda Nakate yeeyanzizza Nnyinimu olw’okuteekawo ensawo eno era naawera okufulumya abayizi aboomuzinzi abanaaweesa Obwakabaka ekitiibwa.

Mungeri yeemu, yeebazizza amasomero gonna agasobozesezza enteekateeka eno era nannyonyola ku nkola gyebakikozeemu kuba ebadde ya bwerufu obusembayo.

Bbo abayizi abaganyuddwa mu nteekateeka eno baweze okukozesa omukisa guno obulungi basobole okukyusa obulamu bwabwe.

Kino kijjidde mu kiseera nga abaana batandise olusoma olusooka mu mwaka gwebyenjigiriza guno kyokka nga abazadde bangi bakaaba olw’ebisale ebifuuse kaweereege era abantu b’Omutanda enteekateeka eno bagyanirizza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist