• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakuumaddembe bakakasiza obukuumi obumala mu misinde gy’amazaalibwa ge Empologoma

Gambuuze by Gambuuze
March 27, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abakuumaddembe bakakasiza obukuumi obumala mu misinde gy’amazaalibwa ge Empologoma
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Lubiri, Mmengo – Kyaddondo

Abakulira eby’okwerinda mu nteekateeka y’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka batudde okusala enttotto ku ngeri eby’okwerinda gye binaakwatibwamu ku lunaku lw’okudduka emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka.

Ebitongole by’ebyokwerinda okuli; UPDF, Police, ne ba mmemba ku lukiiko oluteesiteesi be beetabye mu lukiiko luno olutudde mu Lubiri e Mmengo.

Umar Mubiru ono Mumyuka w’omubaka w’omukulembeze w’eggwanga mu Lubaga, akakasizza abantu ba Kabaka nti beteeseteese bulungi okuwa obukuumi obumala eri abantu ba Beene abaneetaba mu misinde egiriyo nga 12 Kafuumuulampawu mu Lubiri e Mmengo.

Mubiru awadde obweyamo ku nsonga y’obukuumi era akunze abantu ba Buganda bagule emijoozi beetabe mu misinde mu kaweefube w’okulaba nti obulwadde bwa mukenenya bulinnyibwa ku nfeete. Ono era asabye abantu okukuuma obuntubulamu n’empisa, beewale ebikolwa ebitaataaganya eby’okwerinda.

Emisinde gya kuddukibwa wansi w’omulamwa, Abasajja okubeera Abasaale mu kulwanyisa mukenenya nga bataasa omwana ow’obuwala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist