• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Ababaka baagala avuganya ku bwapulezidenti abeere wa ddiguli

Gambuuze by Gambuuze
August 11, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Ababaka baagala avuganya ku bwapulezidenti abeere wa ddiguli
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Tororo, Sarah Opendi aliko ekiteeso kyaleeta mu Palamenti nga ayagala ebisaanyizo by’abantu abeesimbawo ku bwapulezidenti birinyisibwe okuva ku Ssiniya ey’omukaaga bidde ku Ddiguli.

Omubaka Opendi era ayagala  ebitundu 40 ku buli 100 eby’ebifo ebirondebwa birekebwe nga bya bakyala okusobola okuteekawo obwenkanya mu bifo by’obukulembeze.

“ Wadde wabaddewo kaweefube w’okusitula embeera z’abakyala basobole okwenyigira mu bukulembeze awamu n’okutwala ebifo ebisalawo naye Uganda tenateekawo bwenkanya nga bweyeyama mu ndagaano ya Beijing Declaration and Platform for Action,” Opendi bw’ ategeezezza nga aleeta ekiteeso.

Opendi ayagala ennyingo ya Ssemateeka nnamba 78 ekolwemu enkyukakyuka ebitundu 40 ku buli kimu  mu Palamenti bigende butereevu eri abakyala.

Ono era ayagala ennyingo 102 eya Ssemateeka nayo ekwatibweko, omuntu yenna atalina Ddiguli aleme kwesimbawo ku bubaka bwa Palamenti oba obwapulezidenti.

Kati Sipiika Anita Among ekiteeso kino akisindise kitwalibwe mu Minisitule y’ ekitongole ekiramuzi awamu ne Ssemateeka zibeere ezimu ku zigenda okuleetebwa akakiiko akeekeneenya enoongosereza za Ssemateeka aka  Constitution Review Commission.

Kinajjukirwa nti  Palamenti yawa eyali akolanga Minisita w’ebyamateeka,  Muruli Mukasa okulonda akakiiko kano naye mu kiseera kyekimu Ssenkaggale wa DP, Norbert Mao nalondebwa era guno gwegumu ku mirimu gyagenda okutandikirako.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist