• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba NUP bavumiridde eky’okugoba abatembeeyi mu Kampala, baagala abaasibibwa ku by’obufuzi bayimbulwe

Gambuuze by Gambuuze
January 25, 2022
in Amawulire
0 0
0
Aba NUP bavumiridde eky’okugoba abatembeeyi mu Kampala, baagala abaasibibwa ku by’obufuzi bayimbulwe
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina kya National Unity Platform kitabukidde gavumenti olw’okugoba abatembeeyi ku nguudo z’ekibuga Kampala awatali kusooka kubafunira we bagenda kudda.

Bino we bijjidde ng’ekitongole kya  Kampala Capital City Authority kyatandika okusengula abatembeeyi oluvannyuma lw’okumala ekiseera nga babalabula.

Pulezidenti w’ekibiina kino, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) agamba nti eggwanga limaze emyaka ebiri ng’ebyenfuna biggaddwa nga tekikola makulu mu kaseera kano okugoba  abatembeeyi mu kaseera kano n’alaga nti kyandibadde kyamakulu okubalindamu.

“ Kino si kye kiseera ekituufu okugoba abatembeeyi ku nguudo. Bamaze emyaka ebiri nga bali waka tebakola naye ate we babadde bafunidde essuubi okuddamu okukola ku ssente ate ne mubagoba nga temufunye waakubateeka.” Kyagulanyi bwe yagambye.

Ate Ssaabawandiisi w’ekibiina kino, David Lewis Rubongoya, ategeezezza nti baagala gavumenti ekuume emirimu gy’abantu bano ng’ebalaga we bagenda okukolera.

NUP era ezzeemu n’esaba bannakibiina kyabwe abaakwatibwa ku misango gy’ebyobufuzi bayimbulwe.

“Gavumenti eyimbule abasibe abakwatibwa olw’ebyobufuzi oba ebatwale mu kkooti. Bano basoba mu 100 naye buli lunaku abantu batutuukirira nga bagamba nti abantu baabwe tebalabikako, baawambibwa mu mmotoka za ‘Drone’ naye tebalabikangako mu kkooti.” Rubongoya bwe yagasseeko.

Bannakibiina kya NUP,  bagamba nti abenganda okuli bannyinaabwe, abaana n’eikwano gyabwe gimaze omwaka mulamba nga tebalabikako kyokka ne mu kkooti tebaliiyo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist