• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba gavumenti ez’ebitundu bawandikidde Pulezidenti Museveni abasisinkane nga tebaneediima

Gambuuze by Gambuuze
July 6, 2022
in Amawulire
0 0
0
Aba gavumenti ez’ebitundu bawandikidde Pulezidenti Museveni abasisinkane nga tebaneediima
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Ekibiina ekitaba abakulembeze ba gavumenti ez’ebitundu mu ggwanga  ki Uganda Local Government Association (ULGA) batabukidde gavumenti ku musaala omutono gwebafuna nebategeeza nti singa tebongezebwa musaala bakuteeka wansi ebikola.

Okulabula kuno  bakukoledde mu bbaluwa gyebawandiikidde Pulezidenti Museveni nebamusaba okumusisinkana  bongere ku nsonga eno mu bwangu ddala oba sikyo beediime ng’eno eteereddwako omukono gwa ssentebe w’ekibiina Richard Rwabuhinga.

Bagamba nti ng’abakulembeze abaalondebwa abantu bakola emirimu mingi,n’obuvunaanyizibwa bwebatuusa ku bantu bungi wabula basasulwa akasente katono nga mu mbeera eriwo mu ggwanga baba tebakyasobola kumalako.

Abamu ku bassentebe badisitulikiti bagamba nti ebitundu byabwe binene kyokka nga beetaaga okutuukira ddala ku muntu asembayo wansi kyokka baweebwa omusaala gwa bukadde 2 bwokka nga tezisobola kubamala.

Kati bano baagala omusaala gwabwe gukubisibwemu emirundi 4 batuuke ku bukadde 8 n’abakulembeze abalala bwebatyo.

Bano okusaba okusisinkana Pulezidenti Museveni  kizze yakamala okusisinkana abasomesa b’embeera (Arts) ababadde mu kwediima nga bawakanya ekya gavumenti okusooka okwongeza abasomesa ba Saayansi omusaala kyebagamba nti kikolwa kya kusosola.

Wabula oluvannyuma lw’ensisinkano eno, Pulezidenti Museveni yabasabye okudda mu bibiina byabwe basomese nga bwebateeseganya era nebakkiriza okusazaamu akeediimo akabadde kamaze wiiki ezisoba mu 3.

Share this:

Tags: Pulezidenti Yoweri Kaguta MuseveniRichard RwabuhingaUganda Local Government Association (ULGA)ULGAUNATU
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist