• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Aba Buganda Royal Insititute bajaguzza emyaka 25,  babatenderezza olw’okubangula abaana b’eggwanga

Gambuuze by Gambuuze
July 24, 2024
in Agafa e Mengo, Ebyenjigiriza
0 0
0
Aba Buganda Royal Insititute bajaguzza emyaka 25,  babatenderezza olw’okubangula abaana b’eggwanga
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kakeeka – Mmengo

Ettendekero lya Ssaabasajja Kabaka li Buganda Royal Institute of Business & Technical Education lijaguzza emyaka 25 bukya litandika mu 1999 okubangula abaana b’eggwanga mu masomo g’ebyemikono n’okubawa emirimu.

Omukolo guno guyindidde ku kitebe ky’ettendekero lino e Kakeeka Mmengo ku Lwokusatu era Nnaalinnya Sarah Kagere y’abadde omugenyi omukulu, atandise n’okulambula ebimu ku bintu ebikolebwa abayizi bano era naatendereza emirimu egikolebwa ettendekero lya Buganda Royal Institute okubangula abaana b’eggwanga mu mirimu gyemikono.

Nnaalinnya Kagere agumizza Obuganda ku mbeera y’Omutanda  naakakasa nti kwali ku Nnamulondo ya bajjaajjabe alamula abantu be.

Akiikiridde Kamalabyonna ku mukolo guno Oweek. Christopher Bwanika ategeezezza nti ebijaguzo bino bituukidde mu kiseera ky’ebikujjuko by’Amatikkira ga Beene ag’emyaka 31 era Obwakabaka busanyufu olw’ettendekero lino okutuuka ku kkula lino nga litendeka abaana b’Eggwanga.

Ye Minisita w’ Ebyenjigiriza ebyawaggulu, John Chrysestom Muyingo ng’ono yaliko Minisita w’Ebyenjigiriza mu Bwakabaka, agamba ettendekero lino kirabo Beene kyeyawaayo eri abaana ba Buganda ne Uganda okufuna okubangula  abaana mu byemikono ekigenda okumalawo nebbula lyemirimu

Owek. Muyingo ategeezezza nti  gavumenti neteefuteefu okukwasizaako gavumenti  ya Ssaabasajja mu byenjigiriza omuli ne mu byemikono okusobozesa abaana okukuguka baleme kunoonya mirimu basobole okugyetandikirawo.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist