• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abataka bagabidde abazzukulu emmere

Gambuuze by Gambuuze
August 6, 2021
in Amawulire
0 0
0
Abataka bagabidde abazzukulu emmere
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Abataka Abakulu ab’Obusolya bagabidde abantu emmere okubayambako okusobola ofuna eky’okulya mu kiseera eky’okusoomoozebwa kw’ebyenfuna okwajjawo olw’ekirwadde kya Ssennyiga Corona ekyateeka eggwanga ku muggalo.

Abataka okuli; Muteesaasira (Ngo), Kasujja (Ngeye), Katikkiro wa Kalibbala (Nseenene), Omutaka Walusimbi n’Omutaka Kyaddondo,  be badduukiridde bazzukulu baabwe ku mukolo ogubadde mu Bulange ku woofiisi z’ekika ky’effumbe ku Lwokutaano.

Jjajja Muteesaasira Namuyimba Tendo asiimye abataka olw’omutima omulungi era n’asaba n’abazzukulu abeesobola okuyambako bannaabwe abanyigibwa embeera eno.

“Toyinza kukuuma nnono nga gw’olagira muyala, olwaleero tutandise obuvunaanyizibwa buno era tusoose ne bazzukulu baffe okubawa eky’okulya naye ggwe naawe omuzzukulu alina obusobozi okutaasa munno kikole, kuba abaganda tuli nkobazambogo tweggya ffekka mu bunnya.” Jjajja Muteesaasira bw’agambye.

Abamu ku baganyuddwa mu nteekateeka eno kuliko; Aboogezi booku mikolo, aba Boodabooda, abasiige mu Masiro g’e Kasubi, n’abooza emmotoka era bano basiimye Empologoma olw’okusiima n’abagabula ng’ayita mu bajjajja ab’obusolya.

Kinajjukirwa nti Omutanda Ssaabasajja Kabaka ng’ayita mu musajja we, Omuk. Omar Mandela yasiima n’awa emmere okwali akawunga n’endala eri bajjajja ab’obusolya era nabo ne basalawo okudduukirira abazzukulu abeerya enkuta olw’ebyenfuna ebyatabuka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist