• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kabaka akungubagidde Amb. Nagagga Kulwazi

Gambuuze by Gambuuze
December 15, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Kabaka akungubagidde Amb. Nagagga Kulwazi
0
SHARES
33
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa ne Francis Ndugwa

Buloba

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, akungubagidde eyali omuwandiisi ow’enkalakkalira mu woofiiisi ya Katikkiro, Amb. William Nagagga Kulwazi eyafudde gye buvuddeko oluvannyuma lw’okutawaanyizibwa obulwadde.

Katikkiro Mayiga, Minisita Noah Kiyimba ne Minisita Nankindu

Mu bubaka bwa Ssaabasajja obusomeddwa Omulangira David Kintu Wasajja leero ku Lwokubiri mu kuziika e Buloba, Omuteregga asaasidde  Nnamwandu Irene Nagagga,  abaana n’abazzukulu olw’okufiirwako mukwano gwabwe.

“Amawulire g’okufa kwa munywanyi wo era mukwano gwaffe Ssabbiiti eyise gatukuba encukwe. Wewaawo twali tumanyi nti mulwadde wabula twalina essuubi nti olw’obujjanjabi obwamuweebwa yali ajja kudda ng’awonye.” Obubaka bwa Kabaka bwe busomye.

Kabaka yategeezezza nti omugenzi amumanyidde ekiseera kiwanvu mu mirimu egikwata ku kirime ky’emmwanyi wamu n’obuweereza bwe yaliko mu kibiina ky’amawanga amagatte.

Omugenzi William Nagagga Kulwazi

Beene atenderezza omugenzi olw’okuba yateekawo embeera y’abakozi ennungi mu Bwakabaka bwa Buganda mu kiseera we yabeerera omuwandiisi w’enkalakkalira mu woofiisi ya Katikkiro.

Ate Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga, asinzidde wano n’asaba gavumenti eveeyo etereeze eby’obulamu, kikendeeze ku bantu abagenda e Nairobi ne  Buyindi kuba n’ebizibu ebibatwalayo tebibeera binene.

Owek. Mayiga  atenderezza omugenzi olw’okutereeza enzirukanya y’emirimu mu Bwakabaka bwa Buganda era ng’essira lyateekebwa ku kulembeza abakozi naye akaseera ke kamu nga batondawo obuyiiya, okwagala awamu n’obukugu.

Nnamwandu Mary Namuddu Nagagga attottodde engeri gye baasisinkanamu ne William ku Ttendekero e Makerere era nga wano we batandikira omukwano gwabwe.

Ayogedde ku mugenzi ng’omuntu abadde ayagaliza abantu abalala okubaako kye bafuna mu bulamu era omuntu omwesimbu era atuukiriza obuvunaanyizibwa bwonna obwamuweereddwa era nga Buganda ne Uganda bafiiriddwa nnyo.

Omukolo guno gwetabiddwako; Namasole, bannaddiini, baminisita mu Bwakabaka, abakungu ba gavumenti eyaawakati awamu n’abantu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist