• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro ne Baminisita bakubagiza Owek. Kyewalabye

Gambuuze by Gambuuze
November 16, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro ne Baminisita bakubagiza Owek. Kyewalabye
0
SHARES
119
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kikajjo- Nakawuka

Baminisita ba Buganda nga bakulembeddwamu Katikkiro Charles Peter Mayiga, bakyaddeko mu maka ga Minisita Kyewalabye Male, okwongera okumugumya n’okumukubagiza olw’okufiirwa mukyala we, Rosalind Kyewalabye, Ssabbiiti eno.

Katikkiro Mayiga ne Baminisita nga bagumya Owek. Kyewalabye n’abaana

Okusinziira ku nnono n’Obwangwa mu Buganda, omuntu bw’afiirwa  ne wayita akabanga, ab’emikwano n’enganda balina okusigala nga bamulambula mu ngeri y’okumugumya ayite mu kusoomoozebwa kw’alimu.

Katikkiro Mayiga mu bubaka bwe obusomeddwa Minisita Henry Ssekabembe Kiberu, asabye Owek. Kyewalabye ne famire, okusigala obumu era beekwate ku Katonda.

 “Mutambudde n’omukyala n’abaana mu bintu bingi era byonna nga bwe wabitubuulira naye buvunaanyizibwa bwammwe, abasigadde okulaba nti bijja kugguka. Tulina okukkiriza ng’abakkiriza nti ekyo kijja kusoboka.” Ssekabembe bw’amugumizza.

Owek. Ssekabembe agambye nti Obwakabaka buli wamu ne famire eno era nga bajja kukola kyonna okubazzaamu amaanyi.

Ku bugenyi buno, Katikkiro Mayiga abadde awerekeddwako; Omumyuka owookubiri owa Katikkiro, Owek. Waggwa Nsibirwa, Minisita w’ebyettaka Owek. Mariam Nkalubo, Minisita w’ebyamawulire Noah Kiyimba, Minisita Ssekabembe ne Minisita Amis Kakomo.

Owek. Kiwalabye yeebazizza Katikkiro ne Baminisita banne olw’okumulambula n’okumugumya.

Ategeezezza nti okuva mukyala we lwe yava mu bulamu bw’ensi, embeera tebadde nnyangu newankubadde bafunye abababudaabuda n’okubazzaamu amaanyi.

Ono ategeezezza nga bw’agumye era n’asuubiza okudda aweereze Ssaabasajja Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist