• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba NUP batandise okwogereza abaagala okwesimbawo ku lwabwe

Gambuuze by Gambuuze
October 12, 2020
in Amawulire
0 0
0
Aba NUP batandise okwogereza abaagala okwesimbawo ku lwabwe
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kampala

 Ekibiina kya National Unity Platform (NUP) kitandise kaweefube okwogereza bannakibiina abasubiddwa okufuna kkaadi baleme kwesimbawo ku lwabwe okwewala obuwanguzi bw’ekibiina okugabanyizibwamu.

Omwogezi wa NUP, Joel Ssenyonyi

Okusinziira ku mwogezi w’ekibiina kino Joel Ssenyonyi batandise okwogera nabo wadde nga tebaatuuka ku nzikiriziganya.

“ Tuli mukwogerezeganya n’abantu bano wadde si byangu kubanga buli muntu kkaadi yali agyetaaga. Naye nga ekyamazima tikeeti yali erina kuweebwa muntu omu.  Abamu bakkiriza okudda ebbali era nti tusuubira nti n’abalala bajja kukkiriza,”Ssenyonyi bw’agambye.

 Ssenyonyi ategeezezza nti okuva lwebafulumya olukalala lw’abagenda okukwata bbendera yabwe bangi abammibwa kkaadi tebaakyagala era beewera okwesimbawo ku lwabwe.

Kino kyawaliriza abakulira  NUP okuteekawo akakiiko katunule mu kwemulugunya kwabwe naye era bangi basigadde si bamativu.

 Ssenyonyi anyonyodde nti bano bali mukwogerezeganya nabo naye bwebigaana, ekibiina tekigenda kubeera nakyakusalawo okuggyako obutabawagira.

Ono agambye nti tebagenda kufaayo ku nkolagana gyebalina na kibiina oba omukulembeze wakyo Robert Kyagulanyi naye bakuwagira abo abafuna kkaadi y’ekibiina.

Abeesimbyewo abawerako  bavaayo nebalaga obutali bumativu ku ngeri ekibiina gyekyagabamu kkaadi zino nga abamu balumiriza abakulu okulya enguzi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist