• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Mukole eby’obufuzi eby’ekisajja Kikulu – Minisita Kawuki

Gambuuze by Gambuuze
September 5, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Mukole eby’obufuzi eby’ekisajja Kikulu – Minisita Kawuki
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Mukono

Minisita wa gavumenti ez’ebitundu mu Bwakabaka bwa Buganda Oweek. Joseph Kawuki asabye bannabyabufuzi okukola eby’obufuzi ebijjudde obugunjufu n’obuntu bulamu.

Omulabirizi Ssebaggala nga mukusabira omugenzi

“Nandisabye abalonzi nti omuntu akozesa okuyomba, alimirira munne, agulirira ssi ye mukulembeze omutuufu asaanye okuwa akalulu, “ Minisita Kawuki bweyategeezezza.

Bino Kawuki yabyogeredde mukuziika eyaliko omumyuka w’omwami w’Essaza Bugerere Owek. Asaph Ssenyonga eyazikiddwa ku Lwomukaaga e Kayunga Bugerere.

Kawuki yagambye nti wadde abantu abamu basabye Obwakabaka okubaako be buwandako eddusu naye nga Buganda bagala abeesimbyewo bewandeko eddusu nga balaga webayimiridde ku nsonga Buganda Ssemasonga etaano.

“Omuntu abalage n’engeri gyanalwaniriramu ensonga za Buganda so ssi kwogera bwogezi nti njakulwanirira okwegatta kw’ abantu, tukimanyi nti Bugerere yeemu ku masaza agasingamu amawanga amangi wano mu Buganda naye onabagatta otya?” Owek. Kawuki bweyalambuludde.

Ono yasabye abantu okulonda oyo yenna alaga emisana ttuku  nti awagira ensonga za Buganda okuli; Okulwanirira enfuga ya Federo, okukuuma n’okutaasa Nnamulondo, okukuuma ettaka n’ensalo za Buganda, okukola ennyo okwekulaakulanya n’okugatta abantu ba Ssaabasajja Kabaka.

Minisita Kawuki bweyabadde ayogera ku mugenzi yanyonyodde nga Ssenyonga bwabadde omusajja omuvumu eyalwanirira ennyo ekitiibwa kya Buganda, mukaseera weyaberera nga yakuuma essaza lino wakati mu kusomoozebwa nasaba abantu okumuyigirako.

Okusaba n’okwebaza olw’obulamu bw’omugenzi kwakulembeddwamu  Omulabirizi w’e Mukono William Ssebaggala, eyasiimye Nnamwandu olw’okunywerera ku Ssenyonga mu mbeera yonna.

Omugenzi Asaph Ssenyonga

Omulabirizi Ssebaggala yayogedde ku mugenzi nga abadde omusajja buli muntu gwe yegomba wamu n’okukuza abaana be mu ngeri ennungi.

Okuziika kuno kwetabiddwamu ebikonge okuva mu Bwakabaka bwa Buganda ne gavumenti eyawakati.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist