• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omubaka Luttamaguzi asuze mu Kkomera e Kasangati

Gambuuze by Gambuuze
August 27, 2020
in Amawulire
0 0
0
Omubaka Luttamaguzi asuze mu Kkomera e Kasangati
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kasangati

Omubaka wa Nakaseke South mu Palamenti Luttamaguzi Ssemakula n’abawagizi be 22, ku Lwokuna basindikiddwa mu kkomera lye Kasangati mu Wakiso okutuusa nga Septmber 3, lwe banadda okusaba okusaba okweyimirirwa.

Omubaka Luttamaguzi Ssemakula

Luttamaguzi ne banne bakwatiddwa ku Lwokusatu bweyabadde ku kyalo Wakasanke ku luguudo oluva e Matugga okudda e Semuto nga agenda okukola Bulungibwansi mu ttawuni kkanso ye Semuto.

 Oluvanyuma yatwaliddwa ku poliisi ye Butalangu okutuusa ku Lwokuna bwasimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti ento e Nakaseke navunaanibwa okukola ebikolwa ebiyinza okuvaako okusaasaana kw’ekirwadde ki COVID-19.

Luttamaguzi avunaaniddwa okukuba olukungaana olumenya amateeka wamu n’okweyisa nga ekitagasa mu bantu.

Munnamateeka we Richard Lumu, yategeezezza nga kaweefube wabwe okumweyimirira ku kakalu ka kkooti bwaggudde obutaka olwo omulamuzi obutabakkiriza kuteekamu kusaba kuno.

Ddereva wa Luttamaguzi ayitibwa Samuel Kintu, yanyonyodde nga Omubaka bweyagezezzaako okubuuza poliisi eyabadde emukwata omusango gweyabadde azizza wabula nebatamunyega.

Wano abawagizi ba Luttamaguzi bagezezzaako okulemesa poliisi okumukwata, ekyawalirizza poliisi eyabadde eddumirwa Afande Sulait Kitaka okulagira nebabakubamu ttiyaggaasi era nebasaasaana.

Omwogezi wa poliisi mukitundu kya Savannah Isah Ssemwogerere, yategezezza nga bwebakutte Luttamaguzi okumulemesa okukuba olukungaana kubanga kyabadde kimenya ebiragiro bya COVID19

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist