• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba NUP bawangudde ekibuga Masaka mu kalulu k’abavubuka

Gambuuze by Gambuuze
August 17, 2020
in Amawulire
0 0
0
Aba NUP bawangudde ekibuga Masaka mu kalulu k’abavubuka
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Masaka

Abamu ku bavubuka abeetabye mukulonda

Ekibiina ki National Unity Platform kiwangudde ebyalo ebisinga mukibuga Masaka mukulonda kw’abavubuka ku bukiiko bwabwe obw’oku byalo, okusinziira ku bivudde mu kulonda okwategekeddwa leero ku Lwokusooka.

Abavubuka ba NUP bawangudde ebifo ebilonderwamu ebisinga obungi mu divizoni ebbiri ezikola ekibuga Masaka nga basinze ku bannabwe aba NRM wamu ne Democratic Party (DP).

Ku kyalo Kimanya mu ggombolola ye Kabonera NUP yafunye obululu 43  neddirirwa NRM n’obululu 2 ate nga yo DP teyafunyewo.

E Ssenya mu Kimanya era mu Kabonera NUP yafunye obululu 44, NRM 10 ate DP teyafunyewo kalulu. Wabula e Kyamulibwa ebintu byakyuseemu owa NRM yafunye obululu 77 nawangula owa NUP eyabadde n’obululu 28 ate nga yo DP teyafunyewo kalulu konna.

Ate e Ssenyange mu Nyendo – Mukungwe divizioni NUP yafunye 46 ate nga DP ne NRM tebafunyewo kalulu. Nyendo ‘Parish’ NUP yakungaanyizza obululu 111 ate nga NRM ne DP baviriddemu awo.

Okusinziira ku bavubuka mukitundu kino okulonda kwabadde kwa mirembe wadde nga e Kijjabwemi ne Kirumba amannya ga bawagizi ba NUP tegabadde ku nkalala z’abalonzi.

Abavubuka beegudde mu malaka ekyawalirizza poliisi okukuba ttiyaggaasi okusobola okubagumbulula.

Embeera yatabuse era okukkakana nga  omubaka wa pulezidenti e Masaka Herman Ssentongo ayingidde mu nsonga okukakkanya abavubuka ababadde bataamye.

“Tewali muntu yenna ali waggulu w’amateeka, kobeere nga oli mupoliisi kobeere nga oli w’akakiiko k’ebyokulonda. Lipoota gye njagala ani atagoberedde mateeka, ani yakoze nsobi ki?” Ssentongo bweyategeezezza.

Ono yasuubizza abawagizi ba NUP  nga bwagenda okunoonya abasimudde amannya gabwe ku nkalala era bakolebweko kubanga kino kyabadde kikyamu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist