• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Katikkiro Akubirizza Abantu Okwettanira Okuwandiika Ebitabo

Gambuuze by Gambuuze
July 26, 2020
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Katikkiro Akubirizza Abantu Okwettanira Okuwandiika Ebitabo
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi waffe

Katikkiro wa Buganda Oweek. Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okutandika okuwandiika ebitabo kwebyo byebamanyi, byebasomye oba byebayiseemu.

Bwabadde atongoza ekitabo kya Dr Collin Ssentogo ku Hotel Africana mu Kampala, Mayiga agambye nti okuwadiika ebitabo kyekimu ku birabo ebikulu omuntu byayinza okulekera eggwanga lye.

“Ffenna tusoma, obusobozi tubulina, tumanyi bingi, tukoze ebintu bingi, tukoze emirimu mingi, tutambudde amawanga netugamalako, tulina amaka, tuzadde abaana, naye tutuula butuuzi awo, netubeerera ddala abasajja Abafirika. Collin Ssentogo ye takoze nga mmwe; awo nno ggwe oyawukanaye kuffe ffena  n’otuwandiikira ku bulamubo era nkuyozaayoza nnyo,” Mayiga bweyagambye.

Katikkiro era yeebazizza nnyo Dr Ssentongo olw’obuweerezaabwe eri Obwakabaka bwa Buganda.

“Ebintu bingi ebikoleddwa mu Buganda tebitandise kati, bivudde mabega era ffe abazze oluvannyuma tuzimbira kwebyo abalala byebabadde bakola.

Dr Ssentongo tabadde minisita naye akoze emirimu gy’Obwakabaka ng’omuwi wa magezi n’okuteekateeka ebyenkulaakulana era gwemusingi naffe kwetutambulira.”

Ekitabo kya Ssentogo kyawandiise bakiyita, “The Unique Story of An Education Economist. I’m Glad I did it,”

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist