• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Omuwendo Gw’abalina Coronavirus Guweze 231

Gambuuze by Gambuuze
May 27, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Omuwendo Gw’abalina Coronavirus Guweze 231
0
SHARES
9
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omuwendo gw’abantu abalina coronavirus gweyongedde mu Uganda kati bali 253 oluvannyuma lw’abantu 31 okukeberebwa nebasangibwamu obulwadde.

Abantu 1116 bebaakebereddwa. Kubaazuuliddwamu obulwadde, 23 bavuzi ba bimotoka abaayingidde eggwanga okuyitira ku nsalo ez’enjawulo.

Kyokka omunaana obulwadde baabufunye okuva ku bavuzi b’ebimotoka bino mu bitundu eby’enjawulo.

Okusinziira ku minisitule y’ebyobulamu, abantu omunaana bonna baabadde mu kalantiini n’olwekyo tewaliiwo kutya nti ob’olyawo balina abantu abalala bebaasiize.

Kyokka era abantu abalala 20 abatali Bannayuganda nabo era baasangiddwamu ekirwadde kino nebaweerezebwa ewaabwe.

Kubano, kwabaddeko Abatanzania 16 ne Bannakenya bana.

Bano baawezezza abantu 300 abaakazibbwayo ewaabwe olw’okusangibwamu coronavirus.

Uganda yakyusa mu nkola nga kati tekyakkiriza muntu yenna mugwira kuyingira ggwanga nga tamaze kukebererebwa coronavirus.

Abo abasangibwa n’olumbulege tebakkirizibwa kuyingira wabula baddizibwayo gyabava.

Minisita avunanyizibwa ku by’obulamu Dr Jane Ruth Aceng yategeezezza nti kyabulabe okujjanjjabira abagwira wano kubanga kyongera omukisa obulwadde bwa coronavirus okusaasaana mu ggwanga naddala mu bantu abavuzi b’ebimootka bano gyebatera okubeera.

Uganda yakajjanjjaba abantu 69 nebawona coronavirus. Kino kitegeeza nti abalala 184 bebakyajjanjjabibwa.

[URN]

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist