• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Uganda Airlines eyimirizza entambula zaayo lwa Coronavirus

Gambuuze by Gambuuze
March 18, 2020
in Amawulire
0 0
0
Uganda Airlines eyimirizza entambula zaayo lwa Coronavirus
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ennyonyi ya Uganda Airlines

Bya URN
Kampuni y’ennyonyi eya Uganda Airlines erangiridde olwaleero nti eyimirizza engendo zaayo mu bibuga Mogadishu ekya Somalia, Kirimanjaro ne Zanzibar ebya Tanzania, Bujumbura ekya Burundi wamu ne Mombasa ekiri mu Kenya olw’ekirwadde kya senyiga wa Coronavirus amanyiddwa nga COVID19.

“Oluvanyuma lw’okubalukawo kw’ekirwadde kya COVID-19 wamu n’obukwakkulizo obuteereddwawo amawanga ag’enjawulo okutangira okusaasaana kw’ekirwadde kino, twagala okutegeeza nti tugenda kukyusaamu mu ngendo zaffe,” bwekityo ekiwandiiko ekyafulumiziddwa aba Uganda Airlines bwekyategeezezza.

Engendo zino zigenda kusazibwamu wakati wa March 20 ne 23.

Ekirwadde kino kya balukawo mu kibuga kya  Wuhan ekiri mu China ku nkomerero y’omwaka oguwedde era nga wetwogerera bino kyakatugumbula abantu abasukka mu 7500 mu nsi yonna.

Wano ku lukalu lwa Africa, abantu 300 bebaakazuulibwa n’ekirwadde kino mu mawanga 25.

Balirwana ba Uganda omuli Kenya, Tanzania, South Sudan, DR Congo ne Rwanda gonna ekirwadde kino kyagobyeyo dda.

Olwaleero omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni agenda kwogerako eri eggwanga ku nteekateeka gavumenti ye gy’erina okulwanyisa ekirwadde kino nnamuzisa.

Gyebuvuddeko, minisitule ekola ku by’obulamu yawera abantu abava mu mawanga omuli  Italy, San Marino, Iran, South Korea, France, China, Germany, Spain, Belgium, USA, United Kingdom, Netherlands, Sweden, Norway, Austria ne Malaysia okujja mu Uganda olw’okutya okujja n’ekirwadde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist