• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Amasannyalaze gasse babiri e Jinja

Gambuuze by Gambuuze
March 13, 2020
in Amawulire
0 0
1
Amasannyalaze gasse babiri e Jinja
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
ebikondo by’amasanyalaze nga bigudde mu luguudo

Bya URN

Omuvuzi wa Boda boda n’omusaabaze gwabadde aweese bafiiriddewo mbulaga oluvanyuma lwa waya z’amasanyalaze okubagwira nga bagenda mu katale akamanyiddwa nga Amber Coat.

Abatiddwa ye Swaibu Mugenyi ne Juliet Auma gwabadde aweese.

Bano amasanyalaze gaabakubidde ku luguudo olumanyiddwa ga Tobacco ku kyalo Masese mu divizoni y’e Walukuba mu disitulikiti y’e Jinja.

Omu kubeerabiddeko n’gaabwe, Edisa Nabukenya, nga naye amasanyalaze gaamukubye, yagambye nti yalabye nga waya zigwa ku ppikipiki ya Mugenyi nga baakamuyitako.

“Bampiseeko nga ngenda mu Katale e Jinja naye nga nedakiika tennawera, nalabye waya nga zibagwako nange n’empulira amanyi amayitirivu nga gansindika,” Nabukenya bweyagambye.

Sylvia Maddu, omusuubuzi ku mwalo gw’e  Masese yagambye nti beegayiridde aba Umeme, ekitongole ekikola kukubunyisa amasanyalaze mu ggwanga emirundi mingi okukyusa ebikondo ebikaddiya wabula  nebeerema.

Aba URN bwebaatuukiridde aba Umeme beeremye okubaako kyebayogera nga bagamba bagenda kusooka kunonyereza kulaba ekyaviiriddeko akabenje kano.

Kyokka omu ku bakozi ba Umeme ataayagadde kwatuukirizibwa linnya, yagambye nti ebikondo by’amasanyalaze byanafuye oluvanyuma lwa batamanyangamba okubba waya ezimu sabbiiti eno.

Wabula kaweefube waabwe okuddabiriza ebikondo bino yagudde butaka oluvanyuma lw’okulemesebwa bannamakolero nga bagamba tebaagala okujjako masanyalaze mu nnaku zawiiki nga bakyakola.
 
Mohammed Ssebuliba, akulira poliisi y’e Walukuba yagambye okunonyereza kwatandise okuzuula kiki ekyabaddewo.

Ono yayongeddeko nti emirambo gyababiri bano baagitutte mu eddwaliro ekkulu e Jinja okuzuula kiki ekyavuddeko okufa kwabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist