• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba UNAA bakyaddeko e Bulange, Katikkiro abakuutidde okujja eby’obufuzi mu kibiina

Gambuuze by Gambuuze
March 13, 2020
in Amawulire
0 0
0
Aba UNAA bakyaddeko e Bulange, Katikkiro abakuutidde okujja eby’obufuzi mu kibiina
0
SHARES
52
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Oweek Charles Peter Mayiga ne pulezidenti wa UNAA Henrietta Nairuba Wamala

Musasi waffe

Pulezidenti w’ekibiina ekigatta Bannayuganda ababeera mu America ne Canada ekimanyiddwa nga Uganda North America Association (UNAA) Henrietta Nairuba Wamala Ssenabulya  olwaleero akyaddeko ku Mbuga enkulu e Bulange Mmengo n’asisinkanamu ne Katikkiro Charles Peter Mayiga.

Mu kwogerako naye, Oweek. Mayiga abakuutidde okujja eby’obufuzi mu kibiina kino kubanga byawulayawula mu bantu.

Mayiga era abasabye balowooze ku ky’okutandika okutereka ensimbi.

“Kola enteekateeka eneesobozesa bannakibiina okubaako kebafissa. Twagala tugambe nti mu 2020 Bannayuganda abeegattira mu kibiina kya UNAA baasobola okukungaanya doola 100,000 nebaziteeka mu kittavvu ekyesigika mu America ng’ekigendererwa kubaako webazisiga eka, nze sifaayo nebwebazisiga mu America kubanga bw’osiga ssente nezitandika okuzaala amagoba era tujja kuganyulwa,” Mayiga bwagambye.

Agasseko nti Bannayuganda balina okutandika okweraba ng’omuntu omu kubanga ebibasoomooza byebimu.

“Bw’ogenda mu Acholi, bw’ogenda e Busoga, bw’ogenda e Kigezi, bw’ojja e Buganda ebintundu ebyo abantu abasinga baavu. Buli kitundu kya Uganda ky’otuukamu eby’obulamu tebisanyusa. N’olwekyo, mulimu gwaffe nga Bannayuganda okulaba nga tufuna ebitugatta. Kale ebyo byetulinako obuzibu fenna lwaki tebitugatta netubisalira amagezi,” Mayiga bwagambye.

Ku lulwe, Nairuba agambye nti basanyufu olw’emirimu gya Katikkiro gyakolera Obuganda. Bwatyo n’asaba amawanga amalala gamulabireko.

 “UNAA tulina ebigendererwa eby’enjawulo nga mu bbyo mwemuli okutumbula eby’obuwangwa n’ennono bya Bbannayuganda ab’enjawulo. Tetusobola kukikola kino nga tetulina nkolagana n’Obwakabaka,” Nairuba bweyagambye.

Asabye Katikkiro okuyita mu kitongole kya Kabaka ekya Buganda Land Board, okubayambako mu kulwanyisa ekibba ttaka ly’abantu ababeera ebweru.

Asabye Katikkiro omulundi guno era abeegatteko mu lukungaana lwa UNAA olwa 2020.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist