• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Dr Stephen Kaziimba Mugalu atuuziddwa nga Ssabalabirizi omuggya

Gambuuze by Gambuuze
March 2, 2020
in Amawulire
0 0
0
Dr Stephen Kaziimba Mugalu atuuziddwa nga Ssabalabirizi omuggya
0
SHARES
11
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Dr Kaziimba ku kkono ng’alabibwa eri abantu

Musasi waffe

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda omuggya, Dr. Stephen Kaziimba Mugalu atuuziddwa mu butongole

Ku mukolo guno obwakabaka bukiikiriddwa Katikkiro, Charles Peter Mayiga, Nnabagereka Sylivia Nagginda,

Katikkiro Charles Peter Mayiga ku ddyo mu kanzu, Maama Nabagereka Syliva Nagginda, Sipiika Rebecca Kadaga nga bali n’omulabirizi omuggya

Omumyuka wa Katikkiro asooka era Minisita w’enzirukanya y’emirimu n’obuyiiya Owek Pulofeesa Twaha Kigongo Kaawaase, Omumyuka wa Katikkiro ow’okubiri era Minisita w’eby’ensimbi, Oweek. Robert Waggwa Nsibirwa, Omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda Oweek. Patrick Luwagga Mugumbule, Namasole Margaret Siwoza, Omulangira Kassim Nakibinge Kakungulu, Baminisita ba Kabaka, n’abaami ba Kabaka abawerako.

Mu bubakabwe, Katikkiro agambye nti,

okuva ku kkono, Dr Kassim Nakibinge Kakungulu, Oweek. Twaha Kigobo Kawwase wmau N’okwekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa

“Tukwenyumirizaamu nnyo olwobutasuula nnono n’okubeera musajja wa Kabaka . Mu buweerezabwo olumirwa nnyo Bannayuganda n’esonga ezibakwatako.  Okubeera Ssaabalabirizi buvunaanyuzibwa bunene. Nesiga nti Katonda ajja kukubeera okozese obuyinza bwakuwadde twongere okufuna emirembe n’okutebenkera wamu nenkulaakulana,” Mayiga bweyasibiridde Kaziimba.

Yagasseko nit ennaku zino ebikolwa eby’obukambwe n’ettemu bingi nnyo, n’abantu bangi nnyo abalina obusungu ku mitima, ate n’abakirisito bangi bali mu bwavu. N’amusaba nga Ssaabalabirizi okufuba okulungamya abantu bonna okusobola okuvuunuka okusomoozebwa oko.

Ssaabalabirizi omuggya, asuubizza okukyuusa embeera z’abantu naddala okukwata ku baana abalenzi nabo basobole okufuuka eb’omugaso mu ggwanga.

Omukolo guno gwetabiddwako abantu abalala bangi omuli bannaddiini okuva mu nzikiriza endala, bannabyabufuzi okubadde n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni, mukyalawe, Janet Museveni sipiika wa palamenti Rebecca Alitwala Kadaga n’abalala bangi

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist