• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Bana bafiiridde mu kabenje e Hoima

Gambuuze by Gambuuze
January 30, 2020
in Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya URN

Abantu bana bafiiridde mu kabenje ku luguudo lwa Hoima-Kaiso-Tonya mu disitulikiti ye Hoima. Akabenje kano kaaguddewo ku saawa bbiri ezakawungeezi  kukyalo Bulemwa mu divizoni ya Bujumbura mu kibaga ky’e Hoima.

Abasatu ku bagenzi bategeerekese nga Mungu Jakisa Bacu, Emmanuel Odar ne Harriet nga bonna batuuze kukyalo  Buhirigi mu ggombolola y’e Bombo. Owookuna abadde mwana muto abadde tanategeerekeka linnya.

Abana bano babadde batambulira ku boda boda ekika kya Bajaj UDZ 213M nga baatomedde tulakita ebadde esimbiddwa kumabbali w’oluguudo.

Omusirikale wa poliisi y’ebidduka e Hoima Canicious Mugisa agambye baatandise dda omuyiggo gwa dereeva wa tulakita eno ababuulire lwaki yagirese mu kkubo.  

Omu kubeerabiddeko n’agaabwe nga akabenje kagwawo Peter Murungi, yagambye nti tulakita eno yasimbiddwa ku kkubo okuva saawa 11 ezakawungeezi.  

Godfrey Ochaki, omutuuze we Buhirigi era taata wa Mungu Jakisa Bacu, omu kubaafiirdde mu kabenje yagambye nti mutabaniwe yabadde addusa mwanawe mu ddwaliro e Hoima okujjanjjabwa ngate abalala baabadde bamuwerekeddeko.

Akabenje kano wekajjidde nga tewanayitawo na sabbiiti emu nga akabenje akalala kagudde ku luguudo lwa Hoima okudda e Kampala era nga  nako kaafiiramu abantu bana.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist