• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bobi Wine, Akakiiko k’ebyokulonda ne Poliisi bakkiriziganyizza ku nkungaana

Gambuuze by Gambuuze
January 9, 2020
in Amawulire
0 0
0
Bobi Wine, Akakiiko k’ebyokulonda ne Poliisi bakkiriziganyizza ku nkungaana
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Bobi Wine

URN

Omubaka wa Kyaddondo ey’obuvanjuba mu palamenti era akulira ekisinde ky’ebyobufuzi ekya People Power, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa ennyo nga Bobi Wine olwaleero akkiriziganyizza n’akakiiko k’ebyokulonda wamu ne poliisi addemu okukuba enkugaanaze ez’okwebuuza ku bantu.  Mu nsisinkano gyebabaddemu ku kitebe ky’akakiiko mu Kampala, abasatu bano bakizudde nti ebikolwa bya poliisi okuziyiza enkungaana za Bobi Wine bikontana n’etteeka erifuga okulonda kwa pulezidenti erwa ebbeetu oyo yenna ayagala okwesimbawo okuvuganya ku ntbe y’omukulembeze w’eggwanga okutaaalaga Uganda nga yeebuuza ku bantu. Ng’ayogerako ne Bannamawulire ku kitebe ky’akakiiko, Simon Byabakama Mugenyi, akakulira yagambye nti Kyagulanyi wamu n’abalala abasatu okuli Nkwagabwa John Herbert, Mwesigye Fred ne Mwambazi Joseph, abamaze okulaga nti bagenda kwesimbawo balina okulekebwa okukola omulimu gwabwe awatali kukubirwa ku mukono kubanga kyebakola kiri mumateeka. Wabula Byabakama abasabye nti bewala okumenya amateeka naddala erirungamya enkugaana erya Public Order Management Act wamu n’obukwakulizzo obwateekebwawo akakiiko.

“Mwewale okukuba enkungaana mu nguudo kubanga kino kitaataaganya abantu abalala. Toyinza kungamba nti oyagala kufuna birowoozo by’abantu nga oli mu luggudo,” Byabakama bweyagambye.

Ate ye Polly Namaye ayogerera poliisi yagambye nti ensisinkano eno ebayambye okumanya enjawulo wakati w’okwebuuza ku bantu wamu okunonya obululu. Namaye yayongeddeko nti era bakiriziganyizza nti Kyagulanyi ne banne tebagenda kuddamu kuziyizibwa kwebuuza ku bantu bwe ebbanga lye banaamala nga bagoondedde amateeka.

Ku lulwe, Kyagulanyi  yagambye nti  wiiki eggya, agenda kuddamu  ouwandiikira akakiiko k’ebyokulonda wamu ne poliisi nga abategeeza ku kwebuuzaakwe.  

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist