• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba Bobi Wine balemeseddwa okukuba olukungaana e Gulu

Gambuuze by Gambuuze
January 7, 2020
in Amawulire
0 0
0
Aba Bobi Wine balemeseddwa okukuba olukungaana e Gulu
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Tony Kitara okulira Wooteeri ya De Covenant olukungaana gyerubadde lugenda okubeera

URN

Abawagizi b’omubaka wa palamenti akiikirira Kyaddondo ey’obuvanjuba ng’ono ayagala kuvuganya ku kifo kyamukulembeze w’eggwanga balemeseddwa okukuba olukungaana lwabwe e Gulu. Okusinziira ku mubaka wa pulezidenti e Gulu, Maj. Santos Okot Lapolo, abawagizi ba Bobi Wine akulira ekisinde ky’ebyobubufuzi ekya People Power, baalemereddwa okutuukiriza obukwakkulizo nga bwebaalagirwa akulira Poliisi mu ggwanga Martin Okoth-Ochola nga bagoberera etteeka erirungamya enkugaana erya Public Order Management Act. Bino nga tebinabaawo, Kyagulanyi yabadde yategeezezza bannamawulire mu Kampala nti yabadde asazizzaamu okugenda e Gulu oluvanyuma lw’abebyokwerinda okutiisatiisa abawagizibe. Maj. Lapolo yanyoyodde nti olukiiko lw’abebyokwerinda n’akulira wooteeri ya De Covenant, Tonny Kitara, wamu n’abantu ba Bobi Wine, baazudde emiwaatwa mu nteekateeka muli n’okulemererwa okulaga nti ekifo olukungaana werwabadde lugenda okubeera weekusifu bulungi. Wabula
Tonny Olanya Olenge, omukwanaganya wa People Power mu kitundu kye Acholi yagambye nti baafunye ekifo ekirala wabula nga ab’ebyokwerinda nebagaana okukirambula okulaba nga kisaana.  Omubaka w’ekibuga ky’e Mityana Francis Zaake Butebi omu kubaabadde bamaze okutuuka e Gulu yanakuwalidde nnyo ab’ebyokwerinda okulemesa olukungaana lwabwe. Eggulo, Bobi Wine era yalemeseddwa okukuba olukungaana lw’e Gayaza nga poliisi egamba nti yabadde tatuukirizza obumu kubukwakkulizo b’okukuba olukungaana. Muno mwabaddemu obutaba na kabuyonjo abantu mwebanagenda, saako obuuma obukebera bbomu. Poliisi era yagambye nti Bobi Wine teyakkirizibbwa kutegeka nkungaana mu bibangirizi wabula mu bifo ebyekusifu nga wooteri.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist