• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Kabaka akubirizza abasajja okwekuuma siriimu

Gambuuze by Gambuuze
November 30, 2019
in Eby'Obulamu
0 0
0
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi Waffe

Kabaka ng’ali e Villa Maria

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asabye abasajja okufaayo eri obulamu bwabwe nga beekebeza siriimu wamu n’endwadde endala nga Hepatitis B, kansa, akafuba, ne puleesa. Mu bubakabwe ng’ensi ejjukira olunaku lwa mukenenya olubaawo nga Ntenvu 1 buli mwaka, omutanda agambye nga yye eyakwasibwa omumuli g’okulwanyisa siriimu ku Lukalu lwa Afirica, akoze ekimala okumanyisa abantu akabenje akali mu siriimu, saako omugaso gw’okwekebeza kubanga tayagala muntu yenna affe lwabutamanya. “Ndi musanyufu nti bangi kummwe, muwulidde omulanga gwange era nemwekebeza naddala mu bitundu eby’obujjanjabi bwa siriimu gyebuli. Naye tukyabeetaaga mu lutalo lw’okulwanyisa siriimu,” Kabaka bwategeezezza. Agasseeko nti mu bwa Kabaka bwe, mwemusinga abantu abalina akawuka akaleeta mukenenya saako n’abantu naddala abasajja n’abalenzi abafa mukenenya. Ategeeza nti kyetaagisa okwongeramu amanyi mu lutalo luno. Asabye abasajja okukola kyonna ekisoboka okulaba nga bakendeeza ensaasaana ya siriimu  naddala eri abawala n’abakyala. “Gyebuvuddeko mwawulira Katikkiro ku Mande nga alangirira nti emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka egy’omulundi ogujja gigenda kwetoololera ku bulamu bwa basajja n’okukomya siriimu ku lw’obulungi bw’amaka gaabwe. Akaseera keekano nga abasajja okussa essira ku bulamu bwaffe kubanga yengeri yokka gyetunaasobolamu okulabirira abaana, abakyala, bannyinaffe, ne bannyaffe,”Kabaka bwategeezezza.

  • Obubaka bwa SSaabasajja Kabaka mu buwandiike.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist