• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abafumbo Ba Boogere Bajaguzza Emyaka 25 Mu Bufumbo Obutukuvu

Gambuuze by Gambuuze
November 4, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abafumbo Ba Boogere Bajaguzza Emyaka 25 Mu Bufumbo Obutukuvu
0
SHARES
4
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Huzair Jjuuko Wasajja

Namirembe – Kyaddondo

Godfrey Boogere Kasaato, ne Mukazi we Ruth Nakato Boogere bajaguzza emyaka 25 nga bali mu bufumbo obutukuvu.

Omulabirizi w’ennamirembe eyawummula Bp Wilberforce Kityo Luwalira yakulembeddemu okusaba. abafumbo bano bazzeemu n’ebakuba ebirayiro mu lujjudde lw’abantu ku lutikko y’omutukuvu Paul e Namirembe.

Bishop yebazizza abafumbo bano olw’okubeera abamalirivu nebanyweza ebirayiro byebaalayira mu maaso ga Mukama Katonda ate n’okusigala nga batambulira mu kkubo lye limu ery’obukirisitaayo, n’abasaba obutalisuuka muguluka.

Bishop era abasabye okwongera okwekuumira ku katonda n’okunyiikira okumusaba atambule nabo mu lugendo lwabwe oluggya lweboolekedde nga abafumbo.

Omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda Owek. Patrick Luwaga Mugumbule ku lw’obwakabaka oyozaayozezza abafumbo bano okutuuka ku kkula ery’emyaka 25 nga bali mu bufumbo obutukuvu era wano n’abeebaza okubeera okyokulabirako eri obuganda n’ensi yonna.

Bano Owekitiibwa abasabye okutandika obupya olugendo lwabwe era nabakuutira okukulembeza katonda mu buli kye bakola n’abasabira katonda ayongere okubakuuma.

Oweek Joyce Nabossa Ssebugwawo, Minisita omubeezi Ow’Ebyempuliziganya ne tekinologiya (ICT) mu gavumenti eya wakati yeebazizza nnyo omwami Geoffrey Boogere olw’okwagala ennyo katonda we kubanga buli kintu kyonna kyakola akulembeza katonda. Ono era yeebazizza Katonda olw’ebyo byasobodde okubayiisamu mu myaka 25 nga bali mu bufumbo, nasaba katonda abasobozese okweyongerayo basobole okutuuka ne ku kkula eryemyaka 50 nga bakyali mu bufumbo.

Ate ye Geoffrey Boogere Kasaato ne mukyala we Ruth Nakato Boogere babazizza bakadde baabwe abenganda wamu nemikwano olwomukwano gwebabalaze wamu nebyo byonna bye beerekerezza ku lwabwe, amagezi nabuli kintu kyonna kyabakoze ekibasobozesezza okutuuka ku lunaku luno era babasabidde mukama Katonda abasasulumu biruunji byokka.

Okusaba kwetabiddwako abebitiibwa okuva mu bwakabaka bwa Buganda okuli Owekitiibwa Kabuuza Mukasa Owekitiibwa Ssaava Sselubibiri, Minisita Joice Nabbosa Ssebuggwawo okuva mu Gavumenti eyawakati bannaddiini n’abantu abalala banji

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist