• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka busabye abazadde okujja ekyeejo mu nkuza y’abaana kiyambeko okutaasa ebiseera by’eggwanga eby’omumaaso

Gambuuze by Gambuuze
October 17, 2026
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka busabye abazadde okujja ekyeejo mu nkuza y’abaana kiyambeko okutaasa ebiseera by’eggwanga eby’omumaaso
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Huzair Jjuuko Wasajja

Nsambya – Kyaddondo

Obwakabaka bwa Buganda busabye abazadde okujja ekyeejo mu nkuza ya baana kiyambeko okutaasa ebiseera byeggwanga eby’omumaaso.

Bino byogeddwa Owek Noah Kiyimba, minisita owa cabinet, olukiiko era avunanyizibwa Ku nsonga ezenkizo mi yafeesi ya Katikkiro bwabadde akiikiridde Katikkiro Charles Peter Mayiga, Ku kyegulo ekitegekeddwa Ku YES Center e Nsambya nga abavubuka mu eklezia, beteekerateekera olukungana olwabategekeddwa olwa “The National Youth convention 2026”, olulibaawo okuva nga 7th- okutuuka nga 12 Ntenvu wano mu Kampala nga omuteesiteesi omukulu ye Ssabasumba w’Essaza ekkulu erye Kampala Paul Ssemogerere.

Katikkiro era akalaatidde abavubuka okukozesa obulungi ebiseera byaabwe ebyobuvubuka kibayambe okweyagalira mu bulamu bwabwe obwomumaaso.

Ssabasumba omuwumuze Augustine Kasujja asomoozezza abavubuka okukoppa abajjulizi munneyisa nga bewala obunanfuusi mu bulamu bwabwe era beyigirize okwogera amazima era balemenga kutya kwogeranga mazima kibayambe okubeera abantu abaddembe.

Fr Joseph Mary Ssebunya, nga yakulira abavubuka mu ssaza ekkulu erye Kampala, asabye abavubuka okweyambisa enkungana zino, okwesitula mu kumanya ate n’okutumbula embeera zaabwe.

Obwakabaka bweyamye okuwagira olukungana luno olulitandika nga 7 December okutuuka nga 12 era nga butaddewo ebitongole byaabwo ebyamawulire okuli BBS, CBS ne Buganda Media Centre, okwongera okubunyisa ebikwaata ku lukungana luno era nga obwakabaka buwaddeyo namassomero okuli lubiri Nabagereka ne Lubiri High school okukozesebwa nga ebimu Ku bissulo ebinasuza abamu Ku bavubuka abali eyo mu mitwalo 3 abasuubirwa mu lukungana luno.Eklezia enonya obuwumbi 3 okutegeka olukungana luno.

Ekijjulo kitandise nakuzanya mupiira wakati wa ba father ne TV eya BBS Telefayina era wegugweredde nga BBS ewutuddwa Goal 2 -1. Byonna nga bikulembeddemu olukungana lu National Youth Convention 2026.

Ekijjulo kyetabiddwako Minisita w’Ebyenjigiriza eyawummula mu bwakabaka Owek. Dr. Prosperous Nankindu, abakungu okuva mu Gavumenti ya Kabaka, bannaddiini, amasomero n’abantu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist