• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Amasinzizo gatandise okusabira Buganda ol’wobuwanguzi bwetuuseko okuva mu 1962

Gambuuze by Gambuuze
October 2, 2026
in Amawulire
0 0
0
Amasinzizo gatandise okusabira Buganda ol’wobuwanguzi bwetuuseko okuva mu 1962
0
SHARES
3
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Kibuli – Kyaddondo

Mu kwetegekera okukuza olunaku lwa Bulungibwansi nga 8 Mukulukusabitungotungo 2026, enzikiriza ez’enjawulo okwetoloola amasaza 18 zitandise okusabira Obuganda, okubuwonga eri omutonzi n’okumwebaza ebirungi n’obuwanguzi Buganda bwetuuseeko okuva mu 1962.

Ku muzikiti e Kibuli, dduwa y’okusabira Obuganda ekulembeddwamu Sheikh Saamaha Bakasambe, era yetabiddwamu Omulangira Kassim Nakibinge.

Eno obubaka bwa Katikkiro busomeddwa Oweek Hajji Amisi Kakomo Mukasa, Minisita w’Obulimi, Obulunzi n’obwegassi mu bwakabaka.

Mu bubaka bwe, Kamalabyonna atenderezza abantu ba Buganda olw’omutima ogwa Nnakyewa gwebakulembeza mu kukola emirimu n’okuvujjirira Obwakabaka akabonero akalaga enkola ya Bulungibwansi eyoleka ekitiibwa kya Buganda n’obugunjufu.

Mukuumaddamula ayongedde okukubiriza Obuganda okwongera okwettanira enkola ya Bulungibwansi eyateekebwawo Gavumenti ya wakati eya buli mwezi.

Akunze abantu ba Kabaka okujja mu bungi ku mbuga y’e ggombolola Ssaabawaali Gombe mu Kyaddondo okwetaba ku mukolo gw’okujjuukirirako olunaku lwa Bulungibwansi nga 8/10/2026.

Super Supreme Mufti, Sheikh Mohammed Shaban Galabuzi, alabudde abantu ku kabi akali mu bukyafu naddala amaka agakyalemye okuzimba kaabuyonjo n’asomooza abantu okuddayo ku musingi gwa bulungibwansi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist