• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abatemu abatemudde Moses Matovu basaana bakangavvulwe

Gambuuze by Gambuuze
September 24, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abatemu abatemudde Moses Matovu basaana bakangavvulwe
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Huzair Jjuuko Wasajja

Kibuli – Kyaddondo

Obwakabaka bukungubagidde munnabitone Moses Matovu, eyavudde mu bulamu bw’Ensi enkya ya leero.

Abakungubazi bakedde Kibuli ku muzikiti okusabira omugenzi Moses Matovu n’okwebaza omutonzi ebirungi bya musobozesezza okukola emyaka gy’amaze ku nsi.

Obwakabaka bukiikiriddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga nga awerekeddwako omumyuka we asooka Prof. Twaha Kaawaase Kigongo, Omukubiriza w’Olukiiko Owek. Patrick Luwaga Mugumbule Minisita w’Abavubuka Owek. Robert Serwanga Ssaalongo nabalala, era mu bubaka bwe atangaazizza ku munnabitone omutuufu bwalina okweyisa okufaananako Moses Matovu bw’abadde.

Agamba munnabitone alina okwetegekera omulimu gwe nga yegezaamu era nga agwemalirako, n’Abantu ba bulijjo basaanye okutwala enkola eyo. N’olwekyo Moses Matovu abadde yemalira nnyo mu kufuuwa omulere era y’abadde asinga okugufuuwa mu Uganda.

Atenderezza Moses Matovu olw’okwolesa obukugu mu mulimo gwe, nga bwaba ayitiddwa okuyimba ku mukolo atuuka mu budde, yetegeka, teyebuzaabuza.

Jjajja w’obuyisiraamu Omulangira Kassim Nakibinge, asabye Poliisi ekole okunoonyereza mu bwangu ekangavvule abakoze ettemu ku munnabitone ono.

Omulangira Nakibinge era asabye ebitongole bye by’okwerinda okunoonya obubinja bw’Abavubuka abeegumbulidde omuze gw’okukuba abantu obuggyo, agamba nti bano bebasaana okukuumira mu makomera kubanga ba bulabye nnyo eri eggwanga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist