• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Nsibirwa alabudde abavubuka abatya obufumbo

Gambuuze by Gambuuze
August 22, 2026
in Amawulire
0 0
0
Owek. Nsibirwa alabudde abavubuka abatya obufumbo
0
SHARES
8
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Lubaga – Kyaddondo

Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda Oweek. PDG Robert Waggwa Nsibirwa abavubuka obutazaaya musaayi gwa nju zaabwe, bakomye okutya obufumbo.

Bino abyogeredde mu mmisa e Lubaga mu Lutikko, Dr. Roberta Kasozi muwala wa Mw. Robert Kasozi akulira entambuza y’emirimu ku leediyo CBS, bw’abadde agattibwa empeta ne mwana munne munnamateeka Hilary Mucunguzi Murungi.

Oweek. Waggwa agamba nti abantu mu Buganda bajaguza nga abaana baabwe bafunye obufumbo era Abooluganda basanyuka kubanga babeera bafunye okukasibwa nti tebagenda kusaanawo nga famire awamu n’Ekelezia essanyuka olw’ebyandiikibwa okutuukirizibwa nti abantu abatasobola kubererawo baba bafunye omubeezi okutambuza obulamu.

Owek. Nsibirwa abagole bano abasibiridde entanda nti buli omu alina obuvunanyizibwa eri munne mu bufumbo era akubirizza Mucunguzi okubeera n’obuvunanyizibwa bw’okulabirira amaka ge nga agagabirira, ayagala mukyala we n’okuwa obukulembeze obulungi awaka. Ate Roberta, amukubiriza okuwagira omwami we mu mbeera yonna gye bayitamu.

Oweek. Nsibirwa agamba nti Omuk. Robert Kasozi aweereza ebbanga ddene nnyo mu Bwakabaka era abantu bangi bamulabiddeko obukkakamu, obwesigwa n’obukozi bwatyo akuutidde Roberta okutwala empiki zino mu bufumbo kimuyambe okutuuka ku buwanguzi.

Akulembeddemu mmisa, omusumba w’essaza ly’e Masaka, Serverus Jjumba abakubiriza okuwulizigannya mu bufumbo bwabwe, okwesigaŋŋana, okugabana ebirungi n’ebibi byonna babiri, okwagala Yezu Kristu nga yavaako buli kirungi kyonna kye balubirira okutuukako mu nsi eno.

Mmisa eno yetabiddwamu Oweek. Choltildah Nakate Kikomeko, Muky. Margaret Mayiga, Oweek. Kaddu Kiberu, Oweek. David Kyewalabye Male, Ssekiboobo Oweek. Vincent Matovu, abakungu ba Kabaka ab’enjawulo; Omuk. Eddie Kaggwa Njagala, Omuk. Simon Kaboggoza, Omuk. John Kitenda, Omuk. John Fred Kiyimba Freeman, Omuk. Michael Kawooya Mwebe, bannabyabufuzi n’abantu abalala.

Oluvannyuma, abagole basembezezza abagenyi baabwe ku Speke Resort e Munyonyo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist