• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Okusaba mu Lutikko e Lubaga: Katikkiro a nyikiza obubaka bwa Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
April 5, 2026
in Amawulire
0 0
0
Okusaba mu Lutikko e Lubaga: Katikkiro a nyikiza obubaka bwa Kabaka
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Lubaga – Kyaddondo

Abakkiriza okuva mu bitundu bya Uganda eby’enjawulo bazze mu bungi mu lutikko e Lubaga okwetaba mu kitambiro ky’emmisa eky’amazuukira ga Kristo era ekimalako ennaku 40 ez’ekisiibo ky’abakirisito.

Ekitambiro ky’emmisa kikulembeddwamu Ssaabasumba Paul Ssemogerere, asabye abantu ba Katonda okukozesa obudde bw’ekisiibo boolese empisa ennungi ze batambudde nazo mu kisiibo era n’avumirira ebikolwa eby’obutemu ebyakoleddwa ku bayizi abato ku ssomero e Ggaba n’agamba nti omutemu oyo asaana akangavvulwe nga amateeka bwegagamba.

Ssaabasumba agamba nti Obutali bwenkanya mu mirimu, enguzi, obulyake, abankuseere okudooba, obulyazamaanya, abavugisa ekimama, abakozesa omutimbagano okuvvoola abalala, bye bimu ku bikolwa byetulina okwebuulirirako.

Katikkiro Charles Peter Mayiga nga yeesigama ku bubaka bwa Kabaka obw’amazuukira naddala ku mbeera yeby’obujjanjjabi okuba nga amalwaliro n’abasawo weebali naye nga temuli bikozesebwa, ne ku kyokutereeza ebibuga.

Katikkiro agamba nti amateeka wegali naye ekizibu tegateekebwa mu nkola mu budde obutuufu. Ekitongole ekirawunyi eky’enkiiko ezifuga ebibuga kyetaaga okwongeramu amaanyi era kisaana kiyimirize mbagirawo abantu abazimba mu bifo ebikyamu okugeza entobazi nga tebanasasaanya nsimbi zaabwe. Ayagala n’amateeka agafuga amaloboozi ganywezebwe, abantu bakomye okuleekaanya ebidongo n’abo abasula baleekaana mbu basinza Katonda basaana bagambibweko, nga Ssaabasajja Kabaka bweyagambye nti twetaaga ebibuga ebitereezeddwa obulungi.

Katikkiro agamba nti ensonga nkuku ddala kubanga ebibuga bwebitaatereezebwe n’amateeka bwegataateekebwe mu nkola enkulaakulana ejja kuzingama, wabula singa KCCA n’enkiiko endala ez’ebibuga teziba na kitongole kirawunyi eky’amaanyi ekiyinza okukwasisa amateeka ag’ogerwako, olwo buli luvannyuma lw’ebbanga abantu bajja kubeera mu kukaaba nga babasindiikirizza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist