• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro yetabye mu kusabira abayizi ba Setlight e Entebbe-Kawuku

Gambuuze by Gambuuze
September 24, 2019
in Amawulire, Ebyenjigiriza
0 0
0
Katikkiro yetabye mu kusabira abayizi ba Setlight e Entebbe-Kawuku
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yetabye mu kusabira abayizi ba P7, S4 ne S6 aba Setlight Education Center Kawuku-Buzzi, nga betegekera okutuula ebibuuzo byabwe ebya kamalirizo.

Omulabirizi wa West Buganda Henry Katumba Tamale ne Micheal Lubowa owa central Buganda mu kusabira abayizi ba Setlight Education Services e Kawuku.

Katikkiro ku mukolo guno ayogedde ku ngeri eby’enjigiriza gyebiyinza okukulakulanamu mu ggwanga era nga byonna byetololera ku mpisa, Empisa mu bazadde, Empisa mu bayizi, Empisa mu basomesa ne Empisa mu bakozi mu ssomero. Kamalabyonna ayongedde nagambye nti “ebimu ku bintu ebitulemesa okwekulaakulanya kwekutya. Naye tukole ebiri ku mmeeme yaffe, tulekere Awo okutya tusse mu nkola byetwagala okukola”

Katikkiro ku mukolo guno asimbye emiti ku somero erya Secondary ne Primary era ku mukolo gwegumu Katikkiro agguddewo ekizimbe ekisomerwamu (classroom) kyebatuumye Nabakooza kyebabbudde mu Maama w’omutandisi w’amasomero gano Anthony Wamala.

  • Katikkiro, Omulabirizi wa West Buganda Henry Katumba Tamale ne Micheal Lubowa owa central Buganda nga bali n’abayizi ba Setlight Education Center. 

Okusaba kukulembeddwamu omulabirizi wa West Buganda Henry Katumba Tamale ne Micheal Lubowa owa central Buganda. 
Omulabirizi Tamale asabye abakulu b’amasomero okussaawo ebiwandiiko mu luggya lw’amasomero ebiriko ebigambo by’eddiini bisobole okuzzaamu abayizi amaanyi nga basoma.

Share this:

Tags: KatikkiroMinistry of Education
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist