• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Tubeere Balamu mu Kyaddondo Akomekkerezeddwa

Gambuuze by Gambuuze
May 9, 2025
in Amawulire
0 0
0
Tubeere Balamu mu Kyaddondo Akomekkerezeddwa
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Wankulukuku – Kyaddondo

Okulamala ennaku 2, ekitongole ki Kabaka Foundation kikubye olusiisira lw’ebyobulamu ku kisaawe e Wankulukuku abantu mwe bafunidde empeereza z’ebyobulamu ez’enjawulo omuli okukeberebwa, okujjanjabibwa, okuweebwa eddagala n’endala.

Bannakyaddondwa beyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okubawa obujjanjabi obw’obwereere mu nteekateeka ya Tubeere Balamu Health Campaign, nga abantu nkumi na nkumi be baganyuddwa era bano basabye gavumenti okwongera okutumbula eby’obulamu nga balabira ku Ssaabasajja Kabaka bwakolera entakera.

Ng’oggyeko okujjanjaba abantu ba Beene essira lyongedde okuteekebwa ne ku kusomesa abantu ba Buganda ku ndwadde ezibasumbuwa naddala ez’ekuusa ku bukosefu bw’emitwe ezizze zeyongera, endwadde ezewalika nga Mukenenya n’endala.

Dr. Wamala David okuva mu ddwaliro ekkulu e Mulago alabudde abavubuka ku kabaate k’obulwadde bwa “Stroke” obweyongedde ennyo mu ggwanga ate nga busobola okwewalika.

Ssenkulu w’ekitongole kya Kabaka Foundation Omuk. Edward Kaggwa Ndagala, yeebazizza abavujjirizi bonna abaasalawo okutambula ne Ssaabasajja Kabaka mu kutumbula eby’obulamu nga bayita mu kaweefube wa Tubeere Balamu.

Essaza Kyaddondo liwezezza omuwendo gwa masaza ana (4) agakatuusibwamu kaweefube wa Tubeere Balamu, ono yatandikira Buddu, nadda e Busiro, Ssingo, kati ne Kyaddondo. Enteekateeka eno ekyatambuziddwa okutuusibwa mu masaza gonna aga Buganda era kati edda mu ssaza Kyaggwe mu mwezi gwa Kasambula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist