• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bwakukwata ababba ettaka lya Kabaka awatali kutaliza Baami

Gambuuze by Gambuuze
April 29, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka bwakukwata ababba ettaka lya Kabaka awatali kutaliza Baami
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo 

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa Bugandaa bulabudde okukwata omuntu yenna aneenyigira mu kububa ettaka lya Kabaka awatali kutaliza baami ku emitendera egy’ enjawulo. 

Okulabula kuno kabadde  mu bubaka bwa Katikkiro bwatisse Ssaabawolereza wa Buganda Oweek. Christopher Bwanika bw’abadde atikkula oluwalo oluleeteddwa abantu ba Kabaka abavudde mu Masaza; Bulemeezi ne Ssingo abaleese oluwalo olusobye mu bukadde 14 ku Mbuga e Bulange Mmengo. 

Oweek Christopher Bwanika ategeezezza nti Obwakabaka bumaze okukwatagana ne woofiisi y’omuwaabi wa gavumenti okukangavvula buli oyo yenna eyeetaba mu bikolwa eby’obufere ku ttaka lya Kabaka.  

Katikkiro akkaatirizza ensonga y’okukuuma, okukulaakulanya, okutaasa ensalosalo za Buganda awamu n’Embuga za Ssaabasajja ku bantu abeesowoddeyo okwenyigira mu bikolwa bino era n’alabula nti ensonga zonna ezikwata ku ttaka ly’Obwakabaka zikwatibwako ekitongole kya Buganda Land Board. 

Kamalabyonna abakubirizza obuteetundako ttaka kulyemalako kubanga Kabaka ayagala abantu be bekulaakulanye nga bayita mu nteekateeka z’Obwakabaka okugeza Mmwanyi Terimba, okulunda n’okulima. 

Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu nga akiikiriddwa Oweek. Noah Kiyimba abakubirizza okugoberera obubaka obuva mu Bwakabaka ate n’obutawa budde ebyo e bibajja ku mulamwa. 

Omumyuka wa Kangawo asooka, David Lule Muzzanganda, yeebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’okuwa abaami be Ggombolola entambula ya pikipiki n’eggali ebasobozeseza okutuusa enkulaakulana ku bantu ba Kabaka mu bitundu gye bawangaalira. 

Omukolo guno gwetabiddwako Omumyuka Asooka owa Kangawo Mw. David Lule Muzzanganda, Oweek. Mariam Kaberuka, abantu ba Kabaka okuva mu Ggombolola; Musaale Wakyato Mutuba X ne Mutuba XII Gayaza okuva e Bulemeezi awamu ne Watuba okuva e Ssingo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist