• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Owek. Kazibwe akunze abalina obukugu obw’enjawulo okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
March 31, 2025
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Owek. Kazibwe akunze abalina obukugu obw’enjawulo okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Bulange – Mmengo

Minisita w’Amawulire Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek. Kazibwe akunze abalina obukugu obw’enjawulo okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka.

Bino,  Owek. Kazibwe abyogedde akwasa aba Mulago STI control unit Marpi clinic emijoozi amakumi ataano era bano bakiikiriddwa Mw. Kikomeko Joel okwetaba mu nteekateeka eno.

Akunze abasawo, bannamateeka, ababazi be bitabo, n’abagwa mu biti ebyo okusitukiramu balwanyise akawuka akaleeta mukenenya nga kino balina ku kikola nga bayita mu kudduka emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka egiriyo ku Sande eno mu Libiri e Mengo. 

Ye Mw. Kikomeko agamba nti kino kye kiseera abantu bajje beekwatiremu bayambe bannaabwe abalina akawuka kubanga obuyambi obuva e bweru wéggwanga tebukyaliwo. 

Ono akubirizza abalina akawuka ka mukenenya okweyunira amalwaliro bafune eddagala kubanga gye liri, beewale okuwubisibwa aboogera ebyabwe nti eddagala lyaggwayo. 

Baguze obujoozi amakumi ataano (50) nebeeyama okuwagira enteekateeka za Buganda ez’ enjawulo. 

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist