• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

#KabakaRun2025 | Bawaddeyo Ambyulensi ezinaayamba  ku baddusi b’ emisinde gy’ Amazaalibwa 

Gambuuze by Gambuuze
March 28, 2025
in Amawulire
0 0
0
#KabakaRun2025 | Bawaddeyo Ambyulensi ezinaayamba  ku baddusi b’ emisinde gy’ Amazaalibwa 
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Pauline Nanyonjo 

Bulange-Mmengo 

Amalwaliro wamu n’ebitongole eby’ enjawulo biwaddeyo emmotoka za Ambyulensi eziwerako okuyambako okuwa obujjanjabi obwamangu eri abaddusi abaneetaba mu misinde gy’ Amazaalibwa ga Kabaka egy’ omwaka guno.

Emmotoka zino zanjuddwa olwaleero eri Minisita Israel Kazibwe Kitooke mu Bulange e Mmengo naakakasa nti buli kimu Kiri mu mbeera esinga obulungi.

Bano Minisita Kazibwe abasabye okusuubira abaddusi nga bangi era bakakase nti abantu bano bafuna empereza ennungi kuba abamu abanadduka tebalina kutendekebwa okumala mu kisaawe ky’okudduka nga bwekityo bateekeddwa okwetegeka ekimala.

Owek. Kitooke abasabye okuba abeerufu nga bakozesa eddagala eriwereddwayo amalwaliro gabwe ku baddusi baleme kulitereka era bakole n’ okwagala nga bajjanjaba abantu b’Omutanda.

Minisita Kazibwe abebaziza okwagala ennyo Obwakabaka nga bawaayo obuyambi mu ssiga lye byobulamu okuyamba okulaba nti emisinde gino giggwa bulungi .

Ye omumyuka wa Kaggo owookubiri, Oweek Dr. Phiona Kalinda  agumiza abaddusi bonna abaneetaba mu misinde gino nti buli wantu wonna webanadukira wajja kubaawo owebyobulamu okukakasa obukuumi ku nsonga zobulamu bwabwe naye bano era abawadde amagezi okwetendeka mu wiiki eno esembayo obanguyirwe.

Dr Lutakome Jamada Aldin okuva mu ddwaliro lya Masters Medical Center e Kanyanya ategeezezza nti ekibaleese mu nteekateeka kwekuyambako Beene okulaba nti abantu be basigala balamu bulungi.

Agamu ku malwaliro agawaddeyo ambulance kuliko; Case hospital, St Catherine Hospital,Mengo Hospital, Rubaga Hospital, C-care, IHK, St Johns Ambulance services, Womens Specialist Mulago wamu n’ amalala.

Emisinde gya Kabaka gya kudukibwa nga 6/04/2025 nga okusimbula kwa mu Libiri e Mmengo

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist