• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

District ye Masaka edizza Buganda ekizimbe kyayo

Gambuuze by Gambuuze
September 2, 2019
in Amawulire, Ebyenfuna
0 0
0
District ye Masaka edizza Buganda ekizimbe kyayo
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abakulembeze ba District ye Masaka nga bakulembeddwamu Ssentebe LC5 Jude Mbabaali baddizza obwakabaka ekizimbe kyayo mwebamaze ebbanga lya myaka egisoba mu 50. Ekizimbe ekiweereddwayo ye nnyumba ya Pookino entongole era naye abaddewo ku mukolo guno.

Ssentebe Jude Mbabaali, Owek Joseph Kawuki, Owek. Henry Sekabembe Kiberu, Omumyuka wa Pookino Mwalimu Kato Abdullah n’abakozi ku district y’eMasaka ku kizimbe kye bawaddeyo eri obwa Kabaka

Ssentebe Jude Mbabaali akwasizza mu butongole Minisita omubeezi owa Gavumenti ez’ebitundu Owek Joseph Kawuki ekizimbe kino era neyebaza obwakabaka okubagumiikiriza nebakoleramu emirimu gyabwe ebbanga eryo lyonna.

Mu balala abaddewo nga omukolo guno gugenda mu maaso, ye Minisita w’abavubuka, emizannyo n’okwewummuza Henry Sekabembe Kiberu, omumyuka wa Pookino Mwalimu Kato Abdullah, akulira eby’emirimu ku district ye Masaka, abakozi ku district n’abakungu abalala bangi.

  • Ssentebe Jude Mbabaali nga akwasa mu butongole Minisita omubeezi owa Gavumenti ez’ebitundu Owek Joseph Kawuki ekizimbe

Kinajjukirwa nti mu mwaka gwa 2013 Ssaabasajja Kabaka n’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni bassa omukono ku ndagaano ey’okuddiza Buganda ebintu byayo omuli embuga z’amasaza n’amagombolola, King Fahad plaza, n’ebirala bingi. Wabula n’okutuusa kati waliwo bingi ebitannateekebwa mu nkola kwebyo ebyakkaanyizibwako mu ndagaano ya 2013.

Share this:

Tags: Masaka DistrictObwakabaka bwa Buganda
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist