• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Olusiisira lw’ebyobulamu e Ssingo lukomekkerezeddwa,  Gavumenti esabiddwa okufaayo ku mbeera z’Abantu 

Gambuuze by Gambuuze
March 12, 2025
in Eby'Obulamu
0 0
0
Olusiisira lw’ebyobulamu e Ssingo lukomekkerezeddwa,  Gavumenti esabiddwa okufaayo ku mbeera z’Abantu 
0
SHARES
15
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa 

Ssingo

Olusiisira olukulungudde enzingu bbiri nnambirira kiwedde era nga luwadde obujjanjabi obwa buli kika omuli; okwekebeza, endwadde z’Amaaso, kookolo wa Akatungulu, endwadde z’Abakyala n’endala,  era nga abantu abakunuukiriza emitalo ena (40k) be bajjanjabiddwa. 

Bw’abadde aggalawo olusiisira luno, Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu, okulambula kwa Kabaka n’ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki asabye gavumenti eteeke eddagala mu malwaliro era akakase nti n’abasawo babeereyo, ebeere enkola egenderere okutumbula ebyobulamu mu bantu naddala mu byalo. 

Ategeezezza nti Kabaka bwajjanjjaba abantu be, n’atumbula ebitone by’abavubuka, n’alwanyisa endwadde nga Mukenenya, n’abakulaakulanya nga ayita mu nkola ya mmwanyi terimba, n’asomesa abaana mu Kabaka education fund, kino kyoleka nti Kabaka ayagala nnyo abantube. 

Omwami we Ssaza Ssingo, Oweek Mukwenda Deogratious Kagimu, kulwa banna Ssingo yebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’enteekateeka ya Tubeere balamu bwatyo n’akubira Gavumenti omulanga okutuusa eddagala n’obujjanjjabi mu byalo n’abantu abali eryo baleme kutambula ngendo mpanvu nga banoonya obujjanjabi. 

Akubirizza abajjanjjabiddwa okugenda mu malwaliro bafune eddagala eribalambikiddwa abasawo.

Olusiisira oluddako lwa nga 6-7 May e Kyaddondo.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist