• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Mayiga asabye abaweereza b’ Obwakabaka okubeera abayiiya era abeerufu mu mirimu gwabwe

Gambuuze by Gambuuze
February 14, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Mayiga asabye abaweereza b’ Obwakabaka okubeera abayiiya era abeerufu mu mirimu gwabwe
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Bulange -Mmengo

Katikkiro Charles Peter  Mayiga asisinkanye abaweereza mu Gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka n’abasibirira entanda okubeera abayiiya era abeerufu mu mwaka guno.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange Mmengo ku Lwokutaano era bano babanguddwa ku ntambuza y’ emirimumu mwaka guno omuggya 2025. 

Owek. Mayiga abakubirizza okunyweza Nnamutayiika w’Obwakabaka abalambika mu ntambuza y’emirimu gyabwe, nga bakolera mu buyiya, obwerufu, obunyiikivu, okukola n’okwagala era nga tebeerabidde kuwa bantu be baweereza kitiibwa, okukuuma ebyama by’obwakabaka, bayambagane mu mirimu era bewale okwesukkulumya n’okukulembeza nfunira wa. 

Ku nsonga y’okukuuma obulamu bwabwe nga bulamu, Katikkiro alina okukkiriza nti okukola dduyiro limu ku ddagala eritabuusibwa maaso era abasabye bamujjumbire kibayambe okubeera abalamu obulungi. 

Abaweereza ba Gavumenti ya Kabaka be batambulirako enteekateeka zonna ezisoosowazibwa Kabineeti n’okulaba nti obuweereza butuuka ku bantu ba Kabaka yonna gyebali.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist